TOP

Ggoolokipa Lukwago agudde mu bintu

Added 17th April 2021

GGOOLOKIPA wa KCCA FC ne Uganda Cranes, Charles Lukwago agudde mu bintu bw’afunye kkampuni egenda okumwambazanga giraavuzi. 

Lukwago yakanyizza ne kkampuni ya OneTex Pro Gloves okumwambazanga giraavuzi okutukka ku nkomerero ya sizoni eno mu liigi ne ku ttiimu y'eggwanga.     

OneTex Pro ze giraavuzi empya ku katale k'amawanga agava mu buvanjuba bwa Afrika. Lukwago, 26 yategeezezza nga bwagenda okukola ennyo obutaswaza kkampuni eno emwesize. 

"Kino kinyongeddemu amaanyi era ng'enda kulwana nneme kuswaza bannesize ng'akwata ggoolo ensuffu," Lukwago bwe yagambye. 

Lukwago yeegase ku baggoolokipa abalala abakozesa giraavu okuli; Abatanzania Juma Kaseja, Metacha Mnata, Shaban Kado, Omunnarwanda Emery Mvuyekure, Bannakenya; Brian Bwire, Joseph Okoth, Wilson Oburu, Michael Wanjala ne Nasir Hidier owa South Sudan. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...