EYALI ssita wa Arsenal, Santi Cazorla yeegasse ku Zlatan Ibrahimovic (ManU) ne Samuel Eto'O (Barcelona) okwagaliza Lamine Yamal engule y'obuzannyi bw'ensi yonna (Ballon d'Or).
Yagambye nti amuwagira kuba nzaalwa y'e Spain nga ye nti kyokka n'omupiira gwe musuffu nnyo. Avuganya ne Mbappe.