Ebyemizannyo

Ronaldo atuukidde mu mizira!

"Tukwanirizza mu kiwummulo ky'omutima gwo, kabaka w'omupiira mu nsi yonna wulira emirembe." Ronaldo 41, yeekandazze n'ayabulira ttiimu y'eggwanga eya Portugal oluvannyuma lw'omutendesi okumuleka ku katebe nga bazannya Norway mu UEFA Nations League.

Ronaldo atuukidde mu mizira!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

CRISTIANO Ronaldo yazzeeyo mu kiraabu ye (Al Nassr) e Saudia Arabia n'emukulisa akaleegabica k'abaddemu n'omutendesi wa Portugal, Jorge Jesus. Obubaka obwateereddwa ku mukutu gwayo ku Mmande bwagambye nti, 

"Tukwanirizza mu kiwummulo ky'omutima gwo, kabaka w'omupiira mu nsi yonna wulira emirembe." Ronaldo 41, yeekandazze n'ayabulira ttiimu y'eggwanga eya Portugal oluvannyuma lw'omutendesi okumuleka ku katebe nga bazannya Norway mu UEFA Nations League.

Piers Morgan, mukwano gwa Ronaldo, yagambye nti, "Jorge Jesus alinga Ten Hag wa ManU eyagenderera okulumya n'okuswaza ssita w'ensi 

Tags:
Ebyemizannyo
Mizira
ROnaldo
Kutuukira