Ebyemizannyo

Fergie ayogedde bassita 2 abaali basinga amagezi

EMYAKA 27 Sir Alex Ferguson gye yakulungula ku butendesi bwa ManU, yakola n'abazannyi b'atamanyi muwendo nti kyokka ababiri abaali babasinga amagezi abajjukira bulungi.

Fergie ayogedde bassita 2 abaali basinga amagezi
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

EMYAKA 27 Sir Alex Ferguson gye yakulungula ku butendesi bwa ManU, yakola n'abazannyi b'atamanyi muwendo nti kyokka ababiri abaali babasinga amagezi abajjukira bulungi.

"Nkaddiye kyokka obwongo bukyanneeyimirira. Mu bazannyi be nakola nabo, Patrice Evra ali wala mu bwongo. Yali amanyi ennimi 5 era yannyamba nnyo mu kutebenkeza banne," Fergie bwe yategeezezza.

Yamenye ne Diego Forlan nti yali mugezi nnyo kyokka ye (Fergie) ye yalemwa okumutegeera. 

Tags:
Magezi
Fergie
Bassita
Kusinga