Yagambye nti omwami yenna eyalondeddwa okukola emirimu gya Kabaka gwe banneemulugunyako nti atunda ettaka waakugyibwangamu obwesige kuba bajja kuba bakoze ekintu ekikontana n’omulimu gwe bawereddwa.
 Kino kiddiridde Kabaka Mutebi II okukola enkyukakyuka mu baami be ab’amagombolola n’ajjuza ebifo ebibadde ebyereere ng’abaalimu baafa ate abanafu n’abawummuza.
Enkyukakyuka zino zaalangirirwa Minisita wa Gavumenti ez’ebitundu e Mmengo Jolly Lutaaya mu Lukiiko lw’abaami b’amasaza olwali ku Bulange gye buvuddeko.
 Wansi lwe lukalala lw’abaami b’amagombolola mu masaza olulaga ssentebe n’omumyuka we.
Â
 12. BUGEREREÂ
Mumyuka Kayunga-Tamale Nasonayiri ne Masajage Bakiwa, Ssaabaddu Bbaale - Makko Ssebuyira ne George Iga, Ssaabagabo Kayonza - Omulangira Kayondo ne James Mbowa Bamulanzeki, Ssaabawaali Galiraaya-Elinasani Mbojjana ne Joseph Mayanja, Musaale Kangulumira - John Lubega ne Vincent Ssaalongo Kasule, Mit III Busaana - Katwe Kaye ne Sam Ssekimuli Kaweesa.
13. Ssese
Mumyuka Bujjumba - Fotunatus Lule ne Fausta Nayiga, Ssaabaddu Mugoye - Josephine Nalunga ne Jimmy Kibengo, Ssaabagabo Kyamuswa - Festus Membe ne Mukasa Kavenyanja, Ssabawaali Bufumira - Daniel Mbuubi ne Augustine Kasirye, Musaale Bubeke/Jaana - Denis Busuulwa ne Leonald Mukasa, MiT I Mazinga- Lawrence Bamugema ne Resty Nakawungu, MIT II Bugala - Willy Lugoloobi nr Brounce Ssenkubuge.
14. KOOKI
Mumyuka Lwanda - Paskazio Ssenyondo, Ssaabaddu Lwamaggwa - Muky. Ndibalwanya, Ssaabagabo Buyamba - Ssemukasa, Ssaabawaali Byakabanda - Lubega, Musaale Kibanda - Nuulu Ssebunnya. Mutumba Kafamba - Justine Ddungu Ssemuto, Mitumba II Kyalulangira -Christopher Jjumba, Mitumba III Kacheera - John Kagolo.
15. BULUULI
Mumyuka Kakooge - Kyanjo Gerald ne Ssaalongo Fred Ssali, Ssaabaddu Nabiswera - Sserwadda Bwole ne Bizinde Kusain, Ssaabagabo Wabinyonyi - James Kanakulya ne George Dawera, Ssaabawaali Kabagambe - Livingstone Wanzala ne Juliet Nakayovu, Musaale Lwampanga - Fred Ssenyonga ne Fred Ssemwanga, Mut I Nakitoma - Christopher Byansi ne Robert Kulabako, MIT II Kalungi - Peter Ssemuju ne Amon Matovu Amon, MIT I Nakasongola - James Kanaakulya ne Ronald Njego.
15. SINGO
Mumyuka Busimbi - Gideon Kyeyune ne Abasi Kalule Abasi Bukundula, Ssaabaddu Kasanda - Erisa Wakibi ne Erusania Kibirige. Ssaabagabo Ssekanyonyi -Hajji Magala Ssebuwufu ne Wilberforce Mukuye Kijjambu, Ssaabawaali Kiboga - Joshua Munoga Ssemugenyi ne Florence Kasozi Najjuma, Musaale Bulera - Ssaalongo Semei Mpungu ne Joseph Kalule Nfuka, MUT I
Bukuya-Muteregga
Francis Kamya Ssebaddawo ne Chrisestom Katongole, MIT II
Butemba- Nansubuga Matovu ne Fred Sserunkuuma Wamala, MIT III Bukomero - Ssalango Nelson Kibuuka ne Eric Katende, MiT IV Ntwetwe- Misaki Kaweesi Ssettimba ne Yubu Mafumu. MIT V Kiganda- Eric Ssekitoleko Eric ne Moses Nsubuga, MIT VI Lwamata - John Kiwanuka Mutuba ne Entwani Biddawo, MIT VII Myanzi - Joel Kaggwa Ntwatwa ne Godfrey Mukiibi , MIT VIII Kikaddwa -E.S.K Mukasa Kaawonawo ne Moses Kirumira, MIT IX Malagi - John Kasule ne Isimael Kawooya, MIt XI Wattiba - John Fredrick Nsereko ne Ponsiano Kateregga, MIt XII Gayaza - Frank Musoke ne Matia Tamale, MIT XII Muwanga - John Ziwa Namyemya ne Daniel Nkuuse, MIT XIII Kibiga - Godfrey Kasule ne Sight Kayondo, Mit XIV Nsambya- Abdu Mutebi ne Annet Kasozi, Mit XV Kyankwazi - Paul Bukenya ne Godfrey Nkangabwa, Mit. XVI Ddwaniro- Henry Kazibwe ne Udayar Teffe Namuddu,
16. BUDDU
Mumyuka Kalungu - Ssebaana Nnamutula ne Peregirino Kabali, Ssaabaddu Kagolo - Damiano Ssaalongo Kajubi Kitatta ne Ssaalongo Mathias Lukwata Bakalu, Ssaabagabo Kyannamukaaka- Kajerero Zakaria Bukale Ssali ne Nathan Kaseddwa, Ssaabawaali Kabonera- David Bukoto Kagogwe ne Ediriisa Kasozi, Musaale Butenga -Jackson Kagolo Musoke ne Andrew Kigozi Kaggwa, MUT I Buwunga - Ssalongo Geofrey Kasule ne Gertrude Nalutaaya, MIT II Bukulula - Remeggio Ntwaasi ne Ester Nnakanwagi Najja, MIT III Mukungwe- Sheikh Buluhaani Ssemwogerere ne Stephen Ssebowa, MIT IV Kiyebe -John Ddumba ne Kaluna Ssonko, MIT V Kakuuto - Omulangira Francis Kibi ne Steven Ssebunnya, MiT VI Katwe /Butego - Muky. Mubuya ne Haji Musoke Musa, MIT VII Lwengo - Stephine Mwasa Makanga ne Muky. Kabiswa M. Mukasa, MIT VIII Kasaali - John Baptist Kasiita ne Lenanta Kasozi, MIT IX Kamungolo- Ssalongo Ttangaaza Mugagga n’ Omulangira Erimizida Kalema, MIT X Kyamulibwa - Ssalongo Christopher Kalanzi ne Ssalongo Novato Ssensalo, MIT XI Bigasa - Kaggwa Bwanika ne Birimuye Miwanda, MIT XII Kingo - R.B. Bell Kasumba ne Ssalongo Mathius Mulongo, MIT XIII Kisekka - Dr. Herbert W. Lwanga ne Devis Lubega, MIT XIV Kaliisizo -Paulo Kiganda Moseke ne Nnambaziira, MIT XV Kirumba- Mathius Lukwata Bakulu ne Henry Kisekulo, MIT XVI Lwakoni - George Luboyera ne Deograthias Kalibbala, MIT XVII Bukoto – Kkingo Bell Kasumba ne Ssaalongo Mathias Mulondo, MIT XVIII Kibinge- Kalooli Nkangi Ddumba ne Jonathan Wakulira, MiT XIX Lukaya - Kiddu Ssali Boneventure ne George William Matovu, MIT XX Bukakkata- Francis Bulenzi Luguma ne Peregirino Kizza, MiT XXI Nnyendo /Ssenyange - Omubejja Nnakawungu Ddiba ne Matida Nnakalema, MIT XXII Kimanya / Kyabakuza- Hajji Ali Matovu, MIT XXIII Kyazanga - Pinto Mukasa, MIT XXIV Ndagwe - Abdulatif Jjuuko ne Enock Maddu Enock, MIT XXV Malongo - Stepnene Mukasa Makanga ne Joseph Muteesasira, MIT XXVI Nabigassa- Joseph Mulo Musiitwa ne Emmanuel Muwanga, MIT XXVII Kyotera - Cate Zawedde ne Joseph Mbaziira, Mutuba XXVIII Kasasa - Fulubinu Ssengooba ne Dominic Muwonge, MIT XXIX Lwabenge - Adrian Kiggundu Bewaayo ne Hajji Ali Mukalazi, Mutuba XXX Kitanda - Edward Birimuye Miwanda ne Abaasi Ssenyonga.
17 BULEMEEZI
Mumyuka Butuntumula - Yolamu Sonko ne Sulayimani Ddiba, Ssaabaddu Kapeeka - John Ssali ne Lameka Kiwanuka, Ssaabagabo Nakaseke - Dove Kikomeko ne Ssaalongo Iga, Ssaabawaali Kalagala - George Ssenkaali ne Mohamed Ssemwogerere, Musaale Wakyato - Erizimansi Kibirige Ssaaka ne Samuel Kisuule, MUT I Ngoma - Peter Kataleba ne Ssalongo Case Ntambi, MIT II Katikamu - Yawe Ssennono ne Grace Mutyaba, MIT III Nyimbwa - Hajji Nyenje Isemayiri Banoonya ne Eryeza Kigozi, MIT IV Makulubita - Goliath Lumbuye Balyokwabwe ne James Ssengendo, MIT V Wabusaana- Samuel Ssendagire, MIT VI Ziroobwe - Henry Kiguli ne Muhamuud Mayombwe, MIT VII Baamunaanika - Minsaki Settimba Walusimbi ne Vincent Ssekidde Nakabaale, MIT VIII Kikamulo - S.B Ssebaggala Livingstone, MIT IX Kamira - Mariam Namuddu Katabira ne Godfrey Ssaalongo Kato, MIT XI Semuto - Eriabu Sebuliba. Kiwanuka ne Richard Ssebuliba.
Katikkiro alabudde abaami b’amagombolola abaggya mu masaza ga Buganda 18