TOP

Museveni yawaga Abaluuli - Mmengo

Added 25th August 2009

Baagambye nti obusente 5,000,000/- Gavumenti z’ewa Butamanya n’obusimbi obulala  bwe bumuwaze atuuke n’okwerabira nti Buluuli eri wansi wa Buganda kye yavudde atandika okusaba ebitasoboka kubanga Abaluuli bantu ba Kabaka mu buwangwa.

Minisita w’ebyamawulire e Mmengo, Peter Mayiga y

Baagambye nti obusente 5,000,000/- Gavumenti z’ewa Butamanya n’obusimbi obulala  bwe bumuwaze atuuke n’okwerabira nti Buluuli eri wansi wa Buganda kye yavudde atandika okusaba ebitasoboka kubanga Abaluuli bantu ba Kabaka mu buwangwa.

Minisita w’ebyamawulire e Mmengo, Peter Mayiga yategeezezza nti, “Abaluuli abasinga obungi bawulize eri Kabaka kyokka waliwo abolubatu  abakulirwa Butamanya Pulezidenti gwe yawa 5,000,000/- n’okuvugirirwa endala abaagala okukola ebintu ekifuulannenge”.

Kiddiridde Abaluuli abaaku-lembeddwa eyeeyise Katikkiro waabwe  Gawera Ssebwato okugenda ewa Ssekandi n’ekiwandiiko nga baagala Kabaka akomye okubaweereza abaami beerondere abaabwe.

Abaluuli okuweebwa omukisa okulwanirira obuwangwa bwabwe, Buluuli obutabeera wansi wa Mmengo n’ebirala.

Kyokka Mayiga yategeezezza nti kibadde tekinamanyibwa nti Buluuli erina Katikkiro kubanga eri wansi wa Buganda mu buwangwa kubanga Obwakabaka bwa Buganda buzingiramu amawanga mangiko.

Museveni yawaga Abaluuli - Mmengo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba NRM e Wakiso baagala Mu...

ABA NRM mu Wakiso basabye Pulezidenti Museveni alung’amye ababaka nga balonda Sipiika wa Palamenti. Baagambye nti...

Abazinyi nga basanyusa abantu.

Kibadde kijobi nga Fr. Kyak...

EMBUUTU zibuutikidde ekifo ekisanyukirwamu ekya John Bosco Ssologgumba e Lukaya mu Kalungu. Zino zipangisiddwa...

Bannyabo

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde ...

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde batugobya abaami baffe?

Akeezimbira

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto en...

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto entuufu gy'osaanidde okuyiwa ku kizimbe.

Bannyabo; Nakazinga ng'annyonnyola

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe b...

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe bakugaana omwami weeyisa otya?