TOP

Ebya P.7 bitandika nkya ku Mmande

Added 2nd November 2014

ENKYA ku Mmande ne ku Lwokubiri abayizi ba P.7 604,519 bagenda kukola ebigezo byabwe eby’akamalirizo ebya PLE.

Bya BASASI BAFFE

ENKYA ku Mmande ne ku Lwokubiri abayizi ba P.7 604,519 bagenda kukola ebigezo byabwe eby’akamalirizo ebya PLE.

Buli kimu ekyetaaga okusoma bakisomye era kati ekisigadde kimu kyokka kwekwasa Katonda abawe obulamu, ebikozesebwa n’obujjukizi bye beetaaga okusobola okuyita ebigezo ebitandika enkya. Abayizi mu masomero ag’enjawulo babakoledde emikolo ne bawanjagira Katonda abayambe okuyitira waggulu ebigezo bino.

Era babakuutidde okwewala okukoppa ne babasaba beekwase Katonda kubanga ye byonna mu byonna.

Mu birala bye baabakuutidde mwabaddemu obutatya bibuuzo bino, babitwale nga ebyo bye bakola bulijjo.

Olwaleero abazadde b’abayizi ba P.7 n’abayizi beekwase Mukama buli omu mu ddiini ye, tajja kubalekerera.

Bukedde ku Ssande abasabira mutuuke ku buwanguzi.

‘Ayi Mukama tuyambe okujjukira bye tusomye tuyite PLE’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bbebi gwe baasudde mu ddwaaliro

Omusajja acankalanyizza edd...

OMUSAJJA acankalanyizza eddwaliro bw'atutte bbebi n'amusuulira abasawo nga abalumiriza obutakozesa bukugu ekyaviirako...

UNRA bataddewo amaato okuso...

ABATUUZE mu ggombolola y'e Galiraaya mu disitulikiti y'e Kayunga ababadde batakyasobola kutambula olw’oluguudo...

Mmeeya Balimwezo ng’ayogera n’abamu ku basuubuzi b’omu katale k’e Nakawa.

Kaabuyonjo y'akatale k'e Na...

EYALOGA omugagga Haruna Ssentongo tannassa mbugo! Anti bamututte mu kkooti nga bbanka ya Orient emubanja obuwumbi...

Maj. Kakooza Mutale asuze k...

MAJ Roland Kakooza Mutale n’ekibinja ky'abajaasi be Basuze ku malaalo ga Kasirye Ggwanga nga bamukungubagira nebamutendereza...

Abaasomerako e Kako nga bawaayo ebintu

Abaasomerako e Kako bawadde...

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero...