OKUDDAMU: Hadija.
EKIBUUZO : Mu 1993 twalonda Mufti eyalina okugatta Obusiraamu era baasaba Rajab Kakooza ne Saad Luwemba beerekereze, ani gwe balonda?
OKUDDAMU: Yali Sheikh Ahmad Mukasa ng’amyukibwa Sheikh Zubairi Kayongo.
EKIBUUZO: Tuweeyo amannya ga Bamalayika basatu?
OKUDDAMU: Jibril, Mikayiri ne Atid.
Mukyala ki eyasooka okukkiriza Nabbi (S.A.W)?