TOP

‘Ng’enda

Added 28th March 2011

Wabula mu kisiibo, ng’enda kufuba okulaba nga waakiri nsombayo Mmisa ssatu. Kye mmanyi, okusiiba tekitegeeza butalya na kunywa byokka wabula okusaba kikulu.

Nakimera bwe yategeezezza ng’abuuziddwa ku ky’ategeera mu kisiibo. Yagambye nti tewali kimugaana kulya ky’ayagala mu kisiibo okuggya

Wabula mu kisiibo, ng’enda kufuba okulaba nga waakiri nsombayo Mmisa ssatu. Kye mmanyi, okusiiba tekitegeeza butalya na kunywa byokka wabula okusaba kikulu.

Nakimera bwe yategeezezza ng’abuuziddwa ku ky’ategeera mu kisiibo. Yagambye nti tewali kimugaana kulya ky’ayagala mu kisiibo okuggyako ku Lwokutaano lwokka eddiini y’Ekikatoliki lw’etakkiriza kulya nnyama.

Yagasseeko nti okuva ekisiibo lwe kyatandika yeewala okumala gatambula. Ayagala yeewe obudde obumala okwogera ne Katonda we ng’ali waka. Agamba nti bw’abeera ennyo mu bantu, oli ayinza okumukuulako waya ekiyinza okumuleetera okumuddiza omuliro ekitakkirizibwa mu kisiibo.

“Naye ekisinga obukulu ng’enda kufuba okusabanga mu Klezia nga nkozesa akakisa k’ekisiibo kubanga bulijjo obudde mbadde sibulina. Kati ngenda kufuba nkyuseeko. Ekizibu ekibadde kinnemesa okusaba ku Ssande lwa kulemwanga kukeera. Nsanga Mmisa ewedde ate olumu ne sitawaanira ddala kugenda kubanga mba manyi nti yawedde dda. Ebyo bye ng’enda okukyusa mu kisiibo era we kinaggweera nja kuba nga nsabye ekiwera.” Nakimera bwe yategeezezza.

Agamba alina ensonga ze z’asiibira kyokka za kyama.

‘Ng’enda

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Muzaata

Embeera ya Muzaata mu ddwaa...

OBULWADDE obuluma Sheikh Nuhu Muzaata Batte bwazze nga musujja okukkakkana ng'ali ku kitanda mu IHK Kampala. Assiddwa...

Minisita Kamuntu (wakati) n'abamu ku bammemba ba UPRS.

Minisita atongozza olukiiko...

Minisita w'ebyamateeka , Polof. Ephraim Kamuntu atongozza olukiiko olufuzi olw’ekibiina ekirwanirira eddembe ly’abayiiya...

Abataka nga bakwasa Museveni effumu n'omuggo.

Museveni alaze by'agenda ok...

PULEZIDENTI Museveni akkirizza okuwaayo ettaka okuli ekibira kya Nauyo- Bugema ekisangibwa mu kibuga kye Mbale...

Akabonero ka manvuuli aka NUP akagenda okukozesebwa aba NUP mu kulonda..jpg

Aba NUP beemulugunya olwa b...

AB'EKIBIINA kya National Unity Platform (NUP) balaze obwennyamivu olw'obutali bwenkanya obugenda mu maaso n'okubakolebwako...

Abamu ku Badiventi nga balaga ekkanisa yaabwe eyamenyeddwa.

Bamenye ekkanisa y'Abadiventi

ABAADIVENTI balaajanidde gavumenti n'ekitongole ky'ebyokwerinda kinoonyereze ku baamenye ekkanisa yaabwe. Ekkanisa...