TOP

Obubaka bwa Idd

Added 18th September 2009

Nze Sheikh Mutazindawa ow’e Kyazanga - Masaka njozaayoza Abasiraamu bonna mu Uganda  Olwokumalako ekisiibo era naddala aba NRM nti Allah akirize okusiiba kwaffe. - 0702583706

Nze Hussein Wassajja  e Kajjansi, njagaliza  bakadde bange Hajji Kasamba, Hajj Kato ne maama wamu n’abasiraamu

Nze Sheikh Mutazindawa ow’e Kyazanga - Masaka njozaayoza Abasiraamu bonna mu Uganda  Olwokumalako ekisiibo era naddala aba NRM nti Allah akirize okusiiba kwaffe. - 0702583706

Nze Hussein Wassajja  e Kajjansi, njagaliza  bakadde bange Hajji Kasamba, Hajj Kato ne maama wamu n’abasiraamu b’e Kasana  bonna Iddi ennungi.- 0702323375

Master Jamiru Lwanga e Bujege - Gomba Idd mubarak, Hajji Mulajje Maseruka e Nateete weebale kutuzimbira muzigiti. Muhammed Mulindwa e Nateete Hon. Badiru Lubega Waggwa e Mpambire, Hajji Mustafa e Bombo, e Mityana Hajji Iddi Nsereko e Kyanajanja - Butambala. - 0777515116

Nze Ali Mukasa. Idd Mubarak. Neebaza Abasiraamu mwenna abasobodde okutuukiriza empagi ey’okusatu nga tteeka lyava wa katonda. Abasiraamu mbakubiriza nti ffenna tukuume ekisiibo kyaffe, wabula aba Bukedde Allah abasasulemu empeera  okuva ku ntandikwa y’omwezi gwa Ramadhan.  - 0792987336

Nze Swaibu Kiwafu e Wandegeya Kampala nneebaza nnyo Abasiraamu b’e Kabundi - Bukaana e Mawogola nti mwebale kusiiba nsaba Allah abasasulemu ekyo kye musinga okwagala. - 0774509317.

Nze Ali Muhammed e Bugiri neebaza Abasiraamu mwenna abasiibye nti mwebale kusiiba nabo abataasobola kusiiba naye ne baliisa abasiiba nti, Allah abasasulemu ekisinga obulungi. Iddi Mubarak. - 0772987336

Nze Mohamed Wakabi owa St. Peter Buwambo P/S Wakiso. Ntumira taata Aminsi Twegodde ne Maama Amina Mukoda n’abeka bonna. Uncle Ayasi, Mirembe Tape ab’e Kamuli- Kisozi Buzaaya, abaasomerako mu Buzaaya S.S, bRO. Zaidi e Busembatia, abasomesa ba St. Peter  Buwambo. - 0755466324.

Nze Hajji Muhamad Kayiira e Luzira abangi gwe bamanyi nga Musibankutu, nsaba ntuuse  obubaka bwange eri abaana bange nga mbeebaza  okumalako ekisiibo. Nakaayi, Fahara, Mulindwa Murishida, Kayiira Tahia, WasswaDdumba, Nakato Jazira, Bukirwa Sofia, Nankabirwa Shununa, Namawejje Shamima, Nakintu Aisha, Kabunga Abdaullah, Ndagire Sumaih. - 0772 506779.

0752994 239: Nze Yasin Lubwama e Ndejje Kyaddondo, Ntuusa okuyozaayoza Abasiraamu mwenna okumalako omwezi omutukuvu n’okutuuka ku Iddi-Ilftri okusingira ddala maama Hidayah Nakacwa e Mityana, Sheikh Sulaiman Matovu, Sheikh Abdul Kadir Kizza e Bukuuku Nakaseke, Maama batabata.
Idd Mubarak, Nze Ayub Mukwana omusomesa wa Nazigo Junior School njagaliza maama  Lukia e Nakibago Mayuge, bagandabange Musa, Sadam, Ashiraf, bannyinaze okuli Nabuwaati, Mwajuma, Azida Idi ennungi.Nsabira taata Marehem Abdul n’abooluganda abaafa Allah abalamuze kisa. 0703834670.

0782270638: Sentebe Bukedde Fm, Fans Club Mityana, njagala okwebaza Abasiraamu bonna mu ggwanga okusiiba. Mweyongere okuwuliriza Embuutikizi.

Nze Kintu Juma, njagaliza ennyumba y’omugenzi Mwasagabo, Muzeeyi Muwazi e Nakatyaba Mukono ne Shamira  Nabukenya e Masajja n’abasiibi bonna nti musanyuke ku Iddi ennungi.

0772608441: Nze Ali Kaddu Kambugu,ssentebe wa Sannyu Lyabegassi Funs Club. Neebaza Bukedde okuwa omukisa guno. Njagaliza maama Hajara Nalunkuuma e Wakiso ne Family y’omugenzi Hajji Yusuf Kambugu, mwannyinaze Sarah Nambusi, bammemba be nkulembera n’abasiraamu bonna mu ggwanga.

0755517132: Ab’enju y’omugenzi Haji Asuman Kintu e Kyotera mbaagaliza Iddi ennungi. Nze Erias Lubowa Seggiriinya e Kyotera.

0779352277: Nze maama Fahad Jjuuko e Kyotera. Nneebaza Haji Ssamula ne mukyala we Sauda Nakaliisa okusiiba era ne mbaagaliza Iddi ennungi.:

Nze Alex  Mukiga e Malembo ntuusa okwebaza eri mikwano gyaffe abasiraamu olw’okusiiba ne nsaba empisa musigale nazo:0774394400.

Nze Bashir Kayima njagaliza Muwalimu Twaha Lukyamuzie Kasasa , bamaama bonna ab’e Kasasa, Sula Moses, Tabule Yusuf Sula, Muhamudaani n’abalalaIddi ennungi: 0783768890.

Mikwano gyange mwenna ababadde banzuukusa  okulya ddaaku Allah abasasulemu kye musinga okwagala. Nze Maama Jowe e Ddegeya: 0783444206.

Nze Hussein Kato e Ssese Najjembe  njagala Abasiraamu bonna okulya Iddi ey’essanyu n’emirembe: 0754031769.

Nze Dr. John Kayondo, neebaza Katonda  ayisizza Nakabugo Sophie, Aidah, Faridah, Abdul mawulaana mu kisiibo kino.0752301272.

Nze  Muniru ku Petrocity e Sembabule, neebaza abasiibi bonna mu Uganda nga sseerabidde maama Zaamu Sentamu,Hadijah, Muruwa, Ruba, Aidah,Zamu, Swaibu, Nakibuule bonna ab’e Mbarara Biharwe. 0752707352.

Nze Moses e Kasaamu ku dduuka. Nkulisa Abasiraamu bonna okusiiba n’okulaga obuvumu mu kisiibo kino.Njozaayoza mukama wange Mr. Sulaiman Kiwanuka e Kasanje, ssentebe Sserugooti Sulaiman  ne maama Moze e Ntebe; 0702927336.

Nze Zaitun Nabawanuka mu ddwaliro ly’e Masaka. Ntumira Famire, Senkindu Hassan, Kawempe e Mbogo,maama Farukue Bombo mu townnti mwebale kusiiba;0772698993.

Nze Najeeb Luwandagga Bbuule e Bweyogerere, njozaayooza Abasiraamu mwenna obulungi. Allah akkirize mmange Safiina Nanjovu e Mabanda Butambala, Hajati Sania Kitagenda, Hamis Kitagenda ne maama Jadidah e Makindye ne Fatuma Nakiganda Katungulu. 0752799494.

Nze Tinka Norah njozaayoza abasiibye mwenna mu ggwanga nti mwebale: 0752625694.

Nze Mwanje Jamil njagaliza maama Hadija, Safiina, Madiina, Shadia, Kanifa ne haki yange Luyiga Namwanje, Muteesasira, taata beedi n’abalala bonna mbatumidde. 0752942565.

Iddi ennungu njagaliza jjajja Shaika, Swaibu Kaweesi, baganda bange Huzairu, Yasin Hassan, Madina n’abalala. 0715433257.

 Njagaliza mmange Ziyada Nambooze e Mulira Bulemeezi,Taata Haji Jamil Fungo n’abaana bange Shakira, Latif, Musa, Seera, Baker ne Akram, Iddi ennungi era ey’emirembe; 0752943541.Nze Abdul Jamil Wambogo e Bbombo.

Nsooka okwebaza aba Bukedde n’Embuutikizi olw’ebyo bye mutukolera. Nzizaako bamasheikh ba Jamuia bonna, Sheik Kakooza, Amiiru, Sheikh Kamoga,Sheikh Sekimpi n’Abasiraamu b’e Makindye . Nze Rashid Kakooza e Makindye; 0703446761.

Nze Nakitto Sydat njagaliza maama,kojja Umar, Abdul Kibalaga, maama Sarah, maama Lazia, J. Nakaiza, Farouk, Mwanje, Nasil,maama Sempa n’abalala mbaagaliza Iddi ennungu.
0772033983.

Obubaka bwange bugende eri baganda bange, maama Hamza, Nnuulu Ahmed ku Kabutanya dairy, Ismail e Ndejje, baaba Night. Nze Fungo Abdul ku mayiro 21: 0776943541.


Nze Faridah Muzungu e Kibuli ku Dipo stage, nneebaza abakulu b’Embuutikizi. Ntumidde omwagalwa wange era mbaagaliza Iddi ennungi.
0772674372.

Nneebaza mmange Hajati Sawuda Janati e Namasuba, Ali Lubowa, Aida, Ramula, Remmy, Moses, bamulongo okusiiba ne mbaagaliza Iddi ennungi. Nze  Mariam Muganga e Namasuba. 0781514593.

Nze Haruna Luzinda e Namasuba njagaliza Abasiraamu bonna ababadde basiiba ejjana eddungu: 0712635380.

Nze Meddie e Kyambogo, Nkoni Masaka,njagaliza taata Nyombi Diriisa,baganda bange Bashiri Hakiimu, Saddaamu n’Abasiraamu bonna mu ggwanga Iddi ennungi:0756233888.

Nze Hussein mbeera Kasubi, njozaayoza Abasiraamu bonna ne mmange Aida Kizza n’Abasiraamu b’e Kabaale -Bugonzi okutuuka ku lunaku lwa Iddi olulungi: 0774170137.

Nze Kyeyune Muhamad e Ndejje, njagaliza Abasiraamu bonna Iddi ennungi: 0775550650.

Nze Sendegeya Muhammed e Kibengo Mawogola, njagaliza Abasiraamu bonna Iddi ennungi: 0754621604.

Nze Umaru Mutaawe mu Nyendo, njagaliza jjajjange Sulaina Nalwadda e Ndalagga  Bukomansimbi, Namaganda Lukia e Masaka ne Famire ya Kayima Iddi ennungi:
0752862013.

Nze  Nasurudiin Bule Mirembe e Butambala, njagaliza Abasiraamu bonna mu ggwanga Iddi ennungi. 0772960543.

Nkulisa ab’enju ya Juma Kabamba mu Nyendo  okutuuka ku Iddi. Nze Ssemakadde Ahmed e Masaka: 0782532013.

Iddi Mubarak eri ab’enju ya Haji ne Hajati Katamba ab’e Kiti ko Lweza ne Mukyala Aisha Nakakaawa omukozi mu BRAC UG. Nze Ssemwogerere ow’e Kikungwe Masaka.0777864343.

Nze Ahmed Ssemanda.Njagaliza abaana n’abazzukulu ba Adam Muyanja ne Haji Jjuma  e Bukolo Ssingo Iddi ennungi. 0712184248.

Nze Bashir Mwebe owa MTN Uganda, njagaliza mikwano gyange Hatim Magejjo, Mbabaali Ibrahim, Hafisa Wanyama, Shamim Nansikombi, Zam Namatovu ne Sowed Mansul. 0772121895.

Nze Abdallah Sekandi e Nansana, ku katale  njagaliza baganda bange ekisiibo ekirungi ne Iddi ennungi:
0755711944.

Nze Nnaalongo Namayanja  e Kaliisizo ntumira Haji Ssemanda, maama Latifah e Mbiriizi, Kasim Lule ne Haki ze,Aishah, Aminah, Sarah, Fatinah, Mariam, Ahmed ne kitaabwe Hajji S. Kitandwe e Kampungu nti mwebale kusiiba: 0774033461.

Nze Siraje Kamoga ow’e butawuka mu Butambala  Bulo. Njozaayoza Abasiraamu okumalako ekisiibo. 0782981128.

Nze Simeji Ssekago Abdullah okuva e Kyegegwa, Kyaka, Kyenjojo  disitulikiti. Ntumira Abasiraamu bonna naddala bamasheikh ababadde basomesa ku Mbuutikizi:  0772858567.

Nkulisa Taata Sheikh Juma  Nsamba UMSC Old Kla, maama Hajat Sheikh Juma e Kisoso Kyabakuza MSK. bataata Wasswa ne Kato e Bisanje MSK wamu ne mukyala wange Jolly Matovu.
Nze Matovu Abubaker- Mateete. 0754403925.

Nze Haadhi Auto Parts e Bukoto njozaayoza Abasiraamu bonna okutuuka ku Iddi ssaako abasomi ba Bukedde n’abawuliriza b’Embuutikizi bonna. 0782600888.

0755711944:Nze Abdalah Ssekandi e Nansana ku katale. Njagaliza baganda bange bonna Abasiraamu Idd ennungi

0777406838: Nze Ibrahim Magezi e Lubindi. Njozaayoza Abasiraamu olwokutuuka ku Idd era n’embakulisa n’okusiiba

0772323949: Nze Yasin e Kiboga. Njagaliza Abasiraamu bonna mu disitulikiti y’e Kiboga Idd ennungi. Nsaba ne Allah atusonyiwe.

0775571548: Nze Faruk Kyeyune. Njozaayoza bazadde bange Muhamad Sebulime ne Maayimuna Matovu ab’e  Kyengera okumalako ekisiibo era mbaagaliza Idd ennungi.

 0774833637: Nze  Araphat Ssebuya e Kanyanya. Njozaayoza  ab’enju ya Hajati Mwajjuma Nabanja e Butego Masaka n’Abasiraamu bonna okumalako omwezi gwa Ramathan.

0776653367: Nze Sawuya Diyan omusuubuzi  mu Kiwummulo Arcade e Masaka. Ntuusa  obubaka bwa Idd eri ab’enju y’omugenzi Haji Diyan Kaggwa e Kitwe ne bakozi bannange mwenna. Mukulike ekisiibo.

 0772500756: Abdu Kalumba e Ntebe. Neebaza okwebaza abo bonna abazuukusizza mu mwezi gw’ekisiibo. Nkulisa Mw. Lukyamuzi Ahamad, Muky. Mary Kibuuka, Muky. Nulu Nakamyuka, Afande Alifaijo Bruhan, Badru Bukoloto, Sauda Nabakka ne ssenga Tattu  Nakimuli mwenna mbaagaliza Idd eyessanyu era nsaba Allah akkirize kisiibo kyaffe.

0752973260: Nze Master Twaha Bombo kulisa Sheikh Ibrahim Khamismukulu ow’e Twale Bombo, Nassur Kalsum, Abdu Azizi ne Habib ekisiibo.

0782265930: Nze Yakubu Semwogerere e Lubya. Neebaza Katonda okumazaako ekisiibo. Musaba ampe obulamu ne bakyala bange Hafuswa ne  Fatuma, muganda wange  Jamada ne maama. Musaba atuyise ne mu Idd ennungi.

0776653367: Nze Jamaawa Nakanaabi e Mbarara. Ntuusa obubaka bwa Idd eri ab’enju  y’omugenzi Haji Mutyaba e Nyamitanga Mbarara era mukulike ekisiibo.

0774835401: Isah Ssejjoba mu Ndeeba. Neebaza Abasiraamu mwenna okujjumbira ekisiibo era nsaba Allah akikkirize. Obubaka bwange obwa Idd bugenda eri maama Nnubuwati Kyeyune ow’e Kasaala, Mukungwe Masaka ne bamaama abalala n’Abasiraamu b’omu kitundu bonna nti mbaagaliza Idd ennungi. Taata nebaganda bange  Umruh, Bulu, Aidah, Yudaaya, Jane ne Ibra mukulike ekisiibo

0752566766: Nze Umar Ntale owa Metropole Hotel njozaayoza Abasiraamu okumalako omwezi gw’ekisiibo. Nsaba Allah akkirize ibaadat

0776653367: Nze Sarah Mutuba e Kalungu Masaka. Nkulisa ab’ennyumba ya Haji Darawusi Ssennyonga e Kitwe ne basomesa bannange e Kalungu okutuuka ku Idd.

0772551630: Boogere e Kiwoko. Neebaza Abasiraamu b’e Kiwoko okusiiba. Njagaliza muwalimu Pyangu, Umalu Katongole, Kavuma Kaddu, maama Nakyaze Kiwoko S.S Idd eyessanyu

0772435681: Nze Mugambe Abdu e Seeta Kasangati, njozaayoza maama Hajati Mugambe ne baganda bange okutuuka ku Idd nsaba Allah akkirize ekisiibo kyaffe.

0773058881: Nze Hassan Kamulali e Kyango Bukomansimbi. Nkulisa ab’enju ya Kamulali ekisiibo. Bataata Sheikh Ssebuguzi, Haji Nsereko, taata Busuulwa, Haji Luwagga, Haji Walugembe, Abdu ne bakulu bannange  Hakiim, Kamada Abdu, mukulu aidah aziidha, Hamidu, Hadija mbaagaliza Idd ennungi.

0772414528: Nze Mubaraka Mulumba ne Halimah Namatovu tukulisa taata Lumala Hamid okutuuka ku Idd, maama Mariam Nabunnya, jjajja Halima Namatovu e Buyenga Butambalane bassenge okumalako ekisiibo obulungi.

0774844687: Nze Muhudi Lubega makanika e Nabbunga Lwanamboga Rakai Kooki. Nkulisa taata ne maama ab’e Lwanamboga, taata Abudu Swamadu e Lwanamboga, ab’enju Abudu Yamalehemu e Kyakabugema Kooki ekisiibo. Njagaliza  Abasiraamu bamasigidi Takuwa Nabbunga , ab’enju ya Sinani Kaweesi Kibanda Kooki ne jjajja Kalasi Idd ennungi,

0772347947: Nze Sulait e Lubaga. Nkulisa Hakki yange  Halima Nakayenga , bazadde bange Mw. N’omuky. Rashid Wamala e Buloba, baganda bange Isma, Akram, Sarah, Zulaika, Rehema, Rashid, Shamim ne Mulamu ekisiibo era mbaagaliza Idd ennungi.

0774213202: Nze Yiga Hassan e Kiteredde Bombo. Njagaliza hakki yange Hawa Nabatanzi, mulamu Fatia Nakalema n’abaana bange Idd eyessanyu.

0782697388: Nze Sheikh Ali Kasaliko districk Khadh wa Mityana  Mubende. Abasiibi mwenna mbaagaliza Idd ennungi.

0774726531: Nze Ashraf Mutebi e Kikunyu. Nkulisa taata Sebunnya e Wakaliga, Muko Balwana e Kikunyu, Imam Muhamad Kabanda e Ggunda, Halima Nandawula mu Owino, Aida Ndagire e Mityana ne Nabasire ekisiibo n’embaagaliza ne Idd eyessanyu.

0772502525: Nze Badru Ssewagudde e Nateete njagaliza Hassan Nakabaale, Shakira Kaitesi, taata Sulait Kibuuka, Faridah Nakiboneka e Kibibi Butambala, ssenga Safina e Kazo, Abudu ow’e Ntebe ne mutabani wange Hassan Kiyingi Idd ennungi era nsaba Allah akkirizi ekisiibo kyaffe.
NZE Hamza Kiwalabye mu Kikajjo. Nneebaza Katonda atusobozesezza okumalako omwezi gwa Ramadhan era njagaliza taata wange Hajji Kiwalabye, maama, Namatovu Rehema, Nabasirye Zaina, Nakamatte Zahara, Ntege Swaib, Nantege Jamira Iddi ennungi.

Nze Sarah Kiwalabye e Kazinga-Kasenge. Nneebaza Abasiraamu bonna mu ggwanga okusiiba era nsaba Mungu akkirize okusiiba kwaffe. Nneebaza baze Hajji Abubakar Kiwalabye okundabirira obulungi. Nneebaza abaana baffe bye bankoledde, maama okunkuza obulungi ekinsobozesezza okuwangaaba n’omwami wange.

Nze Zaina e Kaenge. Nneebaza Abasiraamu abasiibye era nsaba Allah akkirize okusiiba kwaffe. Nneebaza taata Hajji Abubaker Kiwalabye e Kazinga, maama Hajat Nuulu Nanfuka e Bukeerere, muganda wange Rehema Nantumbwe, Aisha Nantege, Hajjat Fatuma Namuddu okusiiba ne mbaagaliza Iddi ennungi.

Nze Kyanjo Badru akulira Masajja Bridge P/s. Iddi el Fitri eri Abasiraamu b’e Masajja n’abasomesa bonna wamu ne Bannakyaggwe gye nzaakwa ebanyumire. (0754765575)

0752158833. Iddi Mubarak! Nze Dean M, omusomi wa Bukedde e Namataba- Kyaggwe.  Njagaliza abasiibe omwezi gwa Ramadhan Iddi ennungi okusinga ab’e Namataba, Mbikko, Kabimbiri ew’omugenzi Bulayimu Mubiru wamu n’ab’ekibalaza.

0752988465. Makanga Mulengera Ali ow’e Kayanja mu Mukono. Njozaayoza Abasiraamu olw’okumalako ekisiibo Sheikh Kyeyune ne Majwala e Lugazi assalam Aleikum!

0712413834 Iddi Mubarak! Mastula Ndagire mu Kiyembe. Ntumidde maama Shakina Nalubega e Sseke- Kinoni n’abennyumba y’omugenzi Sheikh Abdu Wahid e Sseke, abaana bange, Nuhu, Sharita, Saddam ne  Fatuma.

0776631053. Nze Mugabi Stephene owa Heritage zooni e Kansanga. Nnamusa abakulembeze mwenna mu Makindye era nneebaza Abasiraamu mwenna mu Heritage zooni okumalako ekisiibo. Iddi Mubarak!

0718183066. Nze Fatuma Nanfuka e Kibuli. Njozaayoza maama Sofia Nakiwala e Nakinju- gomba ne taata Harunah Lukenge wamu ne baganda bange bonna, mikwano gyange Nakato ne Ssenono e Kyengera, Kivumbi e Kabalagala ne mukama wange Hajati Mastula e Kibuli nga baagaliza Iddi ennungi.

0772191551. Nze Zubair K e Mutukula. Ntumira maama anzaala e Kyotera, Farouk, Shamira, Kalemba, Hassan, Karim, Hasheem, Muzafaru, Fatuma, Faridah nti mwebale kusiiba era Iddi ebanyumire.

0776946843: Nze Sowedi Mbaziira ow’e Lubaga nkulisa famire ya maama Nnaalongo Nalukwago ku lw’e Busaabala ne Haji Muhamood Kyambadde e Mbiriizi Masaka ekisiibo. Njagaliza baganda bange Afisa, Nyombi, Nuulu, Layira, Babirye, Kato, muwala Fati, Kimu, Faridah, Bajja, Zaid, Fayizo, Ssejjoba Idd ennungi.

0774119703: Nze Zulaika Ibrahi Namutebi ow’e Kayunga Bugerere. Neebaza Abasiraamu bonna mu Kayunga okusiiba era mbaagaliza Idd eyessanyu.

Nze Musiraamu e Namasuba mu Para Zooni. Nneebaza ssenga Zzanabu e Bombo, taata Katende Nagojje, ssenga Safina e Lugazi n’abantu b’omu Para Zooni nti beeebale okusiiba. Nze Musika Hapati e Namasuba. 0712325356

0774795264 Nze Nakibuuka Safina Bbosa. Njozaayoza taata Swaibu Bbosa nti weebale kusiiba. Omwami wange Med Mubiru naawe nkwagala nnyo, abaana bange Zoena ne Regan, maama wange Eva Nalumansi e Mulago nti mbaagala nnyo.

0772403987 Nze (Haji Ssiba) Ssenyonga Ssebbowa Idi Bashir. Njozaayoza Bannayuganda bonna okusingira ddala taata Haji Abudu Kisuule e Kasambya Mawogola, maama Joweria Nakirijja Katungulu e Bunnamwaya Ngobe, bakyala bange Farida Namugenyi ne Halima Nassaazi nti Iddi ennungi. Njagaliza abo bonna abanzuukusizza okulya Daaku, Iddi ennungi. Ntumidde abaana bange Muhamad Kazibwe, Joweria Nakyeyune, Kiwanuka Fahad Ssennyonga, Bashir Ssennyonga, Hadija Nannyonga, Shadia Namuyanja, Aisha Namayega, Sharifa Nakazibwe ne Ismail Kyeyune. Nze Haji Ssiba ku Ssiba General Hardware e Bunnamwaya

0782515133 Bakadde bange Ssaalongo ne Nnalongo Abubaka Kintu e Nawango Butambala mbaagaliza Idd el Fitri ennungi. Allah abassuuse obulwadde. Nze Muteesaasira Kintu e Kabowa.

0782673304 Assalam aleikum, nze Yassin e Kisaasi njozaayoza  Basiraamu bannange mu nsi yonna abasobodde okusiiba ne bamalako, ate mbakubiriza okusigala nga mutya Allah. Ntumidde mukadde wange Aidah Kisozi ne Hajji Ssekere.

0774175153 Abasiraamu mwenna abasiibye mbayozaayoza okuyita mu mwezi gwa Lamazaani obulungi. Mbaagaliza Iddi ey’emirembe. Nze Juliet Namale e Naggulu.

0782303232  Asalam Aleikum nze Manisulu Ssentongo e Nakasero mu katale. Nneebaza nnyo Bukedde ntumira bakyala bange Safina Namutebi ne Shamim Nakiganda, taata Muhamed Ssentongo, maama Aisha Nakyagaba e Bukokolo Kasawo Kyaggwe. Ab’enju ya Haji Hamisi Mukasa e Kigogwa, Sheikh Musa e Bwaise, Nyombi Yusuf, Ibrahim Ziwa, Muhamad Ssennyonga, Amili Azizi, Ashiraf Said, Hassan, Badru Sekyaya, abakinjaaje be Nakasero bonna, abaana bange Muhamad, Diliisa, Nusula, Shafiki Jawhala, Isa Mubiru, mwenna mbatumidde.

0776622549; Njagaliza Aida Namale e Mengo amazaalibwa amalungi. Nze Jonathan

0776604794: Nze Ibrahim Sonko  Asalam Aleikum. Nneebaza bakadde bange Omw. n’Omuky. Ali Lule e Kaliro okumalako ekisiibo obulungi ne mbaagaliza Iddi el fitri ennungi.

0774987827: Haroon Kibirige Gombe Kibibi. Njagaliza Abasiraamu mwenna Iddi ennungi. Ntumidde maama Namanda, Hassib ab’e Gombe ssaako Hajji Abbaas Nampagi nti Iddi mubalaka

0774006883 Nze Shiekh Umaru Muhamad ku kizinga ekya Namiti e Buvuma Mukono. Njozaayoza Abasiraamu bonna mu ggwanga abasobodde okusiiba Allah nga bwe yatukakatako  n’okuwaayo zakka kubanga nayo mpagi yaakusatu ey’Obusiraamu.

0772335192:Nze Kasim abasinga  gwe bamanyi nga taata Warid Kasenge. Nneebazizza mwenna abasobodde okutuukiriza empagi eyookutaano ey’Obusiraamu naddala Abasiraamu ab’e Kasenge, Kazinga, Kikajjo, Buddo ne Kibibi Butambala. Nneebaza leediyo ya Bukedde Fa Ma okutuusa empeereza yaabwe e Masaka. Nkunga abantu mwenna okujja e Kasenge ku Iddi Mubaraka tujaguze n’aba Bukedde Fa Ma. Nze Taata Warid

0775969888: Nze Bazibu Tifu. Nkulisa taata Bikadho Muhamedhi, jjajja Fatimah Nabirye okuyita mu kisiibo era mbaagaliza Iddi ennungi.

0712635380: Nze Abdul Salam Banga ow’e Zzana. Njagaliza bamasheika bange ab’e Namasuba Sheik Muhamad Biswaka n’olukiiko Iddi ey’emirembe era ne mbeebaza okusiiba.

0754760169: Nze Manisuul Ntume ntuusa okwebaza kwange eri mukwano gwange Bakali Kabiito nti weebale okusiiba.

0772608441: Bismilah Rahman Rahim. Nze Ali Kaddu Kambugu, ssentebe wa Ssanyu Ly’abeegassi Funs Club. Nneebaza Bukedde yonna  okutuweereza. Njagaliza Abasiraamu bonna Iddi ennungi.

0777026805; Nze Mariam njagaliza maama Naalongo Jamawiya , taata Ssaalongo Abbaas, maama Aidah Bandwe, maama Jowe, Maama Janat, kkojja Badru, Shamira, Aida, Shida, Aisha, Rema, Aisha muto, Adam, Baker, Musa Abbas, Rahmata, Ibrahim. Arafat, Junior, Wasswa, Med, Yasin n’abooluganda bonna n’emikwano gyange Dija, Jalia, Jameera, Shamim, Asuman, Hassan bonna Iddi ennungi.

0773050402: Aisha mu Owino ne maama Umar Hajat mbaagaliza Iddi ennungi. Nze taata Biiru, Musisi Henry e Bukomero.

052707352: Muniru ku Petrocity Ssembule. Nneebaza  abasiibi bonna mu Uganda, nga seerabidde maama Zam Sentamu, Hadija, Zam, Swaibu, Nakibuule bonna ab’e Mbarara Biharwe

0773838472: Nze Zakir Kalumba ow’e Namasuba. Njozaayoza baganda bange bonna Abasiraamu mu Uganda nti mwebale kutuukiriza tteeka lya Allah era nsaba ffenna atusasulemu ebirungi.

0782786423: Abasiraamu Asallam Alleikm. Mbeebaza okusiiba naddala maama eyanzaala. Nze Rashid Kasule e Kazo

0779261523: Hedimasita ne Direkita ba Kibinge High School twagaliza ‘staff’ yaffe n’abayizi bonna Iddi ey’emikisa n’essanyu.

0774005934: Nze Meddie ow’e kikomando ku Blue Room. Njagaliza bakasitoma  bange bonna Iddi Elfitri ennungi, Sweet Zaina, Said Maama Rashida, Rose Nakitto, Amoti, Ssenga Zaamu Mwanje e Katwe, Harriet, Jus, Douglous owa Saluuni, bamakanika b’omu Kigezi Garagi, Fiona, Rehema, Aisha, n’aba Nabugabo.

0775283543: Njozaayoza omumbejja wange  Nampewo K nti yeebale okusiiba. Nze Sheikh Basitu Kyengera.

0776653367: Nze Sheikh Usaama Kakooza e Kabukunge. Njagaliza Abasiraamu be Ttula Kawempe n’e Kabukunge Idd ennungi. Kuno ngattako bakyala bange  Jamawa, Sarah, Sawuya n’ab’essomero lya  Kabukunge M S.S

0784879193: Iddi Mubarak omulungi ku Siama, Shamila ab’oku  muzigiti gw’e Rusese Bwera ne jjajja wange Sadiki Mbusa ow’e Kasitama Bwera wamu ne Yahaya ne Idirisa Paddy ne mukyala we gattako kwiini wange Pecince e Kasese. Nze Bwambale Kenneth ku Light of Hope SS e Kasese.

0782359273: Nze Isma Matovu e Bisanje kyokka nga nkola mu Gaso. Njagaliza Iddi ennungi ab’enju y’omugenzi Haji Amisi Bukenya n’Abasiraamu b’e Bisanje, Kirimya ne M.D Haji Kamulu Aralih, G.M Hahi Falid Kamulu n’abakozi ba Gaso Transport Company.

0712845000: Nze Segawa Ediriisa e Nalukolongo. Nneebaza bazadde bange ab’e Masaka Butenga, Mw. Badiru Jjumba ne maama Nakato Hadija wamu ne mukyala wange Nakato Sophia e Mutundwe ne baganda bange mwenna nti mwebale okusiiba ne mbaagaliza Idd Mubarak ennungi.

0784628622: Asalam Aleikum. Nsooka okutumira Abasiraamu bonna n’okubeebaza okusiiba. Nneebaza enju y’omugenzi Haji Badil Lukyamuzi gattako Abasiraamu b’e Kasensero n’e Dimu. Nze Sulaiman Mutagubya.

0772302865: Nze Said Ggayi Mudde ow’e Gganda Kyebando. Njagaliza ab’omu maka ga Haji Mudde Sulimani, e  Kyabadaaza Budde, n’abomu maka ga Haji Yusuf Ssewankambo e Kawoko Kigaba Iddi ennungi.

0702927336: Nze Moses e Kasaamu ku dduuka, Asalam Aleikum Abasiraamu mwenna mu Uganda era mbeebza obumalirivu n’ekisa mu Aramadani eno. Nsaba temukyusaamu. Njozaayoza mukama wange Mw. Sulaiman Kiwanuka e Kasanje, ssentebe Sserugooti Sulaiman e Kasanje ne maama Moze e Ntebe.

0782839985: Iddi Mubarak bazadde bange Omw. n’Omuky. Ramadhan Barigira e Kasese, abaana bange Osama, Hashim ne Sumaya Kasami. Nze Lailah Bint Ramadhan.

0782005032: Nze Rehemah Nalumansi ow’e Namasuba Kikajjo. Taata wange Shaban Kaweesa e Bombo, omwami wange Abdul Ssetuba, Hajati Nansereko ow’e Ntebe, maama Fahad ow’e Namasuba- Kikajjo mwenna mbaagaliza Iddi ennungi.

0773136121: Nze Swaibu Ssebuggwaawo Bulange Zooni  A. Njozaayoza ab’enju ya Haji Bulayimu Jaggwe e Balitta Kyaddondo n’abenju ya Haji Nuumani Segujja e Namasumbi mu Lusanja olw’okumalako ekisiibo obulungi. Mbaagaliza Iddi ennungi.

0783838472: Nze Zakir Kalumba e Namasuba. Njozaayoza baganda bange bonna Abasiraamu mu Uganda nti mwebale kutuukiriza tteeka lya Allah era nsaba ffenna atusasulemu bingi.

0783444206: Njagaliza baganda bange Iddi ennungi era ne mbeebaza okusiiba. Maama Shakirah ne maama Naziifah e Kyazanga mu Kitoolo mbaagaliza Iddi ennungi. Nze maama Joweria e Kinoni Degeya.

0775506342: Njagaliza  Nankya Jalia, Kasim Sekiganda ne Nantege Jane Iddi ey’essanyu. Nze Bajalirwa Mutyaba John e Luweero.

0702563545: Nze Haji  Yusuf Brown ow’e Kireka. Nkulisa  aba Nile Coach Bus ekisiibo. Njagaliza omukulu Hussein, Abuddalaman Iddii ennungi.

0752301272: Nze Dr John Kayondo. Nkulisa Nakabugo Sophie, Aidah, Faridah, Abdul ekisiibo era mbaagaliza Iddi ennungi.

0772054090: Nze Nahimu owa Petrocity Katosi njozaayoza mwenna abasiibye. Ntumidde maama, Haji Salimu e Namasuba ne hakki ze, Hajati Salama e Kisugu,  Salim Saleh e Luweero, Mubaraka e Bwaise, ne Haruna Muyimba nsaba Allah akkirize ekisiibo kyammwe.

0777512398: Nze Yusuf Kibalama omusomesa ku Imaam Nawawi e Mmende. Njozaayoza Abasiraamu b’e Mmende olw’okumalako ekisiibo.

0775556400:  Mwalimu Ibrahim Maseruka e Najjooki Gomba. Njagaliza taata Ali Musisi ne maama Aisha Najjuma,sheikh Swaib Magala, Sheikh Badru Kayongo, Mwalim Musa Buzigi, ab’enju y’omugenzi Sheikh Buluhan Mulindwa e Nakijju Gomba n’abantu bange bonna Iddi ennungi.

0774261050: Nze Rajab Ssali e Nateete (Kalaamu telimba R. Shop) njagaliza maama Hajati Mitina  Namakula, taata Haji Abdu Kalimu Tamale e Masaka Idd ennungi.

0702962255: Nze Aisha Namuyanja e Kyango Bukomansimbi Masaka. Njagaliza mutabani wange nnannyini bikajjo Yusuf Mugga e Nabbingo,  bakasitoma be mu Kabakanjagala e Mengo, ab’enju y’omugenzi Sheikh Buruhene Mbaziira e Kyango Bukomansimbi Masaka n’eyomugenzi Haji Abudu Kasule e Namagoma, omugenzi Haji Sowedi Simbwa Kapekuko e Namagoma, mukamwana, maama Haji e Nabbingo nti bali batya abazzukulu. Aisha Nalukenge kulika bbebi.

0761026790: Njagaliza mikwano gyange, abeng’anda zange, taata, maama, baganda bange  Dahman, Hajati Nifah, Hajat Kauthala, Maama Nabila ne maama ku Lubas Road e Jinja, maneja Kampala Coach Jinja, Mayi, Mudu Idd ennungi ne mbakulisa n’ekisiibo.

0752301272: Njozaayoza abakozi ba DAMA okumalako ekisiibo. Faridah Dama, Sophie Dama, Asdul Dama, Hadijah Dama ne Doctor Kayondo.

0782515133: Nze Muteesaasira Kintu njagaliza badayirekita, abasomesa n’abayizi bonna aba Trinity Pulayimale School e Kabowa Idd el Fitri ey’emirembe.

0772014666: Nze Janat Babirye nkulisa maama Nnaalongo Mukasa e Mmende Sanda ne taata Ssaalongo Umal Mukasa e Mmende Budala Zaake Kiwalabye e Sanda, Ashiraf Ssentambwe e Sanda, Shalifa Nakato e Bukomero, omwami wange Medi Kisugga ne jjajja Halima e Bugerere ne jjajja Bidaawo Muwa.

0782253578: Nze Abasi mu katale k’e Nalukolongo. Nneebaza Abasiraamu okusiiba. Njozaayoza Abasiraamu b’e Nalukolongo, Kalagala Masaka, Malongo okutuuka ku Iddi. Nsaba empisa ze mubadde nazo mu kisiibo muzongere mu maaso wadde kiwedde.

0774008789: Omulangira Elias Walugembe e Kawule Kalungu njagaliza taata Haji Amisi Mawanda, maama Hajati Nabbanja ab’e Kawuule Kalungu, ab’enju z’abagenzi Haji Yunusu Mukwaya, Abubakali Lwanyaga, Haji Juma Balimunsi, Amisi Kabanda e Mabuye mu Buddu, n’abatuuze b’e Kawule Kalungu Idd ennungi.

0773439466: Nze Faridah Ziwa. Njagaliza maama, taata Yisa, taata Diriisa, Aisha, Saidati Iddi ennungi.

0783086525: Nze Sumaiya njagaliza taata Badru Munywanyi, baganda bange Khalid, Najib, Ibra, Nasser, Bashir, Okasha, Shamim, Mariam, Haula, Shube Iddi ennungi.

0711322739: Nze Yasin Galiwango owa Yasin Electrical Center Kiwangala Masaka. Nneebaza mukyala wange Sophia okusiiba era mwagaliza Iddi ennungi. Nkulisa  taata ne maama Ibrahim Nsubuga e Kankamba Kiwangala, baganda bange Twahiru Mutebi e Nansana, Kizito Sakka e Kasanje Buwaya, bakojja e Takajjunge Masaka ne bamaama bonna.

0702323375: Nze Hussien  Wasajja e Kajjansi. Njagaliza  bakadde bange Haji Kasamba, Haji Kato ne maama n’Abasiraamu mwenna Iddi ennungi.

0773457292: Nze Mariam Nakato e Bwaise. Njagaliza maama Amina Nankinga ne taata Mohamed Zimula Mberenge, Abdalah Malibano ab’e Ssuku Bugerere Iddi ey’emirembe.

0712007158: Nze Hajati Janat Naluwooza e Kanoni Kimaaya Masaka njozaayoza abaana bange Abdul Salaami Kyabaggu (Coca Cola Masaka), Aslam Mulondo e Kyotera, Muhamedi Mutebi Nyendo, Madiina Nakabiri e Kimaanya, Umar Ssempa mu Nyendo Muniru Jjuuko mu Nyendo, Isma Golooba owa Libra Energy e Lukaya, Hadija Luwedde e Bukulula wamu n’Abasiraamu mu nsi yonna nti mwebale okumalako ekisiibo. Nsaba Allah akkirize okusiiba kwaffe.

077910923: Nze Ratifah ow’e Nateete. Nkulisa Abasiraamu bonna mu Uganda okutuuka ku Idd era mbakulisa n’omwezi gwa Ramathan.

0781400839: Nze Juma Kintu. Njagaliza Haji Sengendo Juma e Katwe Idd ennungi ne Haji Sima nti byonna by’okola, Katonda akuwangaaze.

0782723113: Nze Habibu Nsereko e Naggalama. Nneebaza maama Hawa e Naggalama ne taata Kadala okusiiba. Njozaayoza Busulwa e Naggalama n’Abasiraamu bonna okutuuka ku Idd.

0718183066: Nze Nanfuka e Kibuli. Njozaayoza maama Muky. Sophia Nakiwala e Nakinjju Gomba wamu ne taata Haruna Lukenge n’abeng’anda zange bonna n’emikwano okutuuka ku Idd. Mukama wange Hajati Mastula e Kibuli kulika ekisiibo.

Nze nnannyini Bikajjo, Mugga Yusuf e Nabbingo, njagaliza  mmange Aisha Namuyanja e Kyango Bukomansimbi, enju y’omugenzi  Hajji Abdu Kasule e Namagoma  n’abangulako ebikajjo Iddi ennungi.
0702962255.


Nze Masimbi Ibrahim Katebaka okuva e Isingiro, nneebaza mukyala wange Shamim okunfumbiranga ddaaku n’Abasiraamu bonna ababadde basiiba n’okwebaza Embuutikizi. Ndi ku 0752624371.

0782513270: Nze Sam K. e Mpererwe. Ntumidde taata Haji Mustafa Mukiibi ku Nasser Road, Rashida, Aisha, bakoddomi bange, ne ssenga Hajati Namakula e Mpererwe ng’okolera mu ddwaaliro e Mulago bonna ne mbeebaza okumalako ekisiibo. Mbaagaliza Iddi ennungi.

0773340362: Mpitibwa Madam Musuubire Namubiru Jamidah njozaayoza baze Zeedi Musuubire ow’e Kabasanda Butambala olw’okumalako ekisiibo. Njozaayoza n’abaana baffe bonna ne muganda wange Safiina Nakanwagi. Mbaagaliza Iddi ennungi.

0774348420: Nze Swaib Sentongo ow’e Kyengera. Njozaayoza mukyala wange Sophie okumalako ekisiibo. Njagaliza abaana bange Rahmah ne Fahimah Iddi ennungi, bazadde bange mukyala Aminah Nansumba ne Mw. Zaid Musisi e Nateete.

0773284072: Nze maama Boss e Kabasanda. Njozaayoza baze okumalako ekisiibo. Abaana bange bonna, bakyala bannange n’Abasiraamu bonna mbaagaliza Iddi ennungi.

0773200270: Nze Swaibu Ssekannyo e Kasubi. Njozaayoza bazadde bange Mw. Abdu Ssekannyo ne bamaama Muky. Shalifah Nakandi ne Jalia Nakitto, baganda bange e Butambala okutuuka ku Idd.

0773238200: Nze Rashid Kayinja e Nalukolongo. Njagaliza Sheikh Abas Ssemwanga e Kikotto, maama ne taata Ibrahim Ssekabira n’Abasiraamu bonna e Bukomansimbi Idd eyessanyu.

0775571548: Nze Faruk Kyeyune Sebulime. Njagaliza jjajja Matovu Senior, Sheikh Nooh Muzaata Zubair Kayongo, Sheikh Ramadhan Muhamud Walukagga disitrict Khadi Wakiso, Sheikh Kasimu Idd eyessanyu era mbakulisa n’ekisiibo.

0775571548: nze Muhamad Ssebulime e Katwe. Njagaliza bakadde bange, abaana bange bonna wamu n’abennyumba y’omugenzi Yusuf Kambugu  Idd ennungi era mbakulisa n’okusiiba.

0772583706: Nze Sheikh Sempijja omusuubuzi w’omu Kikuubo Kampala. Nkulisa Abasiraamu bonna ekisiibo ne haki zange enya ekisiibo. 

Obubaka bwa Idd

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Korea batandise kampey...

AB’E Korea bali mu kugaba musaayi okumala ennaku ttaano okutaasa bannaabwe abakwatibwa ekirwadde kya Corona.

Omubaka Amelia Kyambadde nga yeegasse ku batuuze okukola bulungibwansi

Abakulembeze mwongere amaan...

EKIBIINA ky'obwannakyewa kikulembeddemu abatuuze b'e Mpambire ne bakola bulungibwansi omubaka Amelia Kyambadde...

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...