Baagattiddwa Fr. John Mary Kyebasuuta eyavudde mu Klezia ya St. Thomas Aquinas Parish Loss Angels mu Califonia. Ku Alvers Apartments e Wantoni Mukono gye baasemberezza abagenyi.
Eno okusaba kwakuliddwa Omulabirizi wa Central Buganda Jackson Matovu eyabasabidde okukuumagana era bazaale abalongo.
Abagole babasabidde bazaale abalongo