TOP

Kozesa emperekeze ezisobola okweyambaza

Added 18th September 2009

Kino kirungi ku ludda lw’abo abagenda okuwerekera naye ate ku ludda lw’abagole ssi kirungi kubanga emirundi egisinga kiba kizibu okufuga oba okulagira omuntu aba yeetaddemu ssente ky’oba oyagala okukola ku mbaga yo.

Kale omugole ategeka okukola embaga, kiba kirungi n’olonda abantu a

Kino kirungi ku ludda lw’abo abagenda okuwerekera naye ate ku ludda lw’abagole ssi kirungi kubanga emirundi egisinga kiba kizibu okufuga oba okulagira omuntu aba yeetaddemu ssente ky’oba oyagala okukola ku mbaga yo.

Kale omugole ategeka okukola embaga, kiba kirungi n’olonda abantu abanaakuwerekera ku mbaga. Bino bikulu ng’olonda emperekeze z’embaga yo.
Londa emperekeze z’onosobola okukwatagana nazo ku mbaga yo. Funa abantu abanaakuwuliriza era nga tebaakunyoome kuba bajja ku kwonoonera olunaku.

Bwe baba nga be bagenda okweteekamu ssente, babuulire ky’oyagala bambale ku mbaga yo.

Londa emperekeze okusinziira ku sayizi yo. Bw’oba omutono, funa emperekeze nga batonotono era n’omunene bw’otyo.

Kiba kirungi n’ofuna emperekeze nga mikwano gyo. Londa abantu b’osuubira okuba nga bakwagaliza abataakukole kikyamu. 

Bw’oba obaataddemu ssente, weegendereze embalirirayo.

Kozesa emperekeze ezisobola okweyambaza

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....