TOP

Embaga z''abasomi ba BUKEDDE

Added 28th April 2012

Embaga z''abasomi ba BUKEDDE

Embaga z'abasomi ba BUKEDDE        

 

 Faridah Bukenya yayanjula omwagalwa we, Sultan Kisolo mu maka ga kitaawe Haji Bukenya e Wakaliga.

 Emmanuel Ashaba ne nnalululungi we, Elizabeth Nagujja baagattiddwa nga April 21 mu Kkanisa ya Miracle Centre e Lubaga. Oluvannyuma baasembezza abagenyi baabwe e Ntinda.

Dr. Michael Lukoda Omusuubuzi w’omu Kampala awonye empewo y’ekiro bwe yeefunidde mwana munne Margaret Kabasweka n’amukuba embaga mu Lutikko e Lubaga. Oluvannyuma baasembezza abagenyi baabwe ku Graceland Gardens ku lw’e Ggaba.

 Sharon Nasasira yayanjudde ddaali we Charles Gumira mu maka ga kitaawe ku kyalo Kamagali mu ggombolola y’e Mpefu mu Disitulikiti y’e Kibaale nga April 14, 2012.

Embaga z''abasomi ba BUKEDDE

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minisita Nabakooba

Abawala b'amassomero abafu...

OMUWENDO gw’abaana abato abafuna embuto mu kiseera ky’omuggalo gw’okwerinda obulwadde bwa ssenyiga gweyongedde...

Wakiso Giants esudde 2

WAKISO GIANTS FC mu liigi ya babinywera esazizzaamu endagaano z’abasambi babiri ezibadde zibuzaako emyaka ebiri...

Janet Museveni asimbudde tt...

MINISITA w’ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni asibiridde entanda ttiimu y’eggwanga ey’abaddusi bw'abade agisimbula...

Abakulembeze baloopedde Kis...

ABATUUZE mu Kisenyi n’abasuubuzi abatundira ebyamaguzi ku nguudo balaajanidde dayirekita wa Kampala omuggya Dorothy...

Amasannyalaze gakubye babir...

Entiisa yabuutikidde abatuuze ku kyalo Wantoni mu Mukono Central division, Mukono munisipaali, abasajja babiri...