TOP

Obuboozi bw’abaagalana

Added 30th March 2011

Omusawo yabagamba nti bajja kuba bulungi singa buli kye baba bagenda okukola bakiwandiika. Bakkiriza era awaka baddayo balina essuubi ly’okuwona. 

Ekiro ekyo baba balaba TV, omusajja kwe kusituka. Omukyala yamubuuza gye yali alaga omusajja kwe kumugamba nti agenda kufuna caayi mu ffumbiro.

Omusawo yabagamba nti bajja kuba bulungi singa buli kye baba bagenda okukola bakiwandiika. Bakkiriza era awaka baddayo balina essuubi ly’okuwona. 

Ekiro ekyo baba balaba TV, omusajja kwe kusituka. Omukyala yamubuuza gye yali alaga omusajja kwe kumugamba nti agenda kufuna caayi mu ffumbiro.

 Omukyala yamusaba naye amuleetereyo keeki ne caayi. Omusajja kwe kumugamba nti kale mukwano nja kubikuleetera.
Oluvannyuma omukyala yamugamba nti, “Njagala n’amata agannyogoga nga temuli sukaali naye wandibiwandiise kuba oyinza okubyerabira.”

Omusajja kwe kumugamba nti, ebyo bitono nnyo sisobola kubyerabira. Oluvannyuma yagenda mu ffumbiro era yamalayo eddakiika nga 30 n’adda n’eccupa ya bbiya n’agisimba mukyala we n’emberenge ate ye ng’aleese emmere mu kabakuli.

Omukyala yamutabukira n’amugamba nti, omugaati gwange ne soda bye nakutumye biriwa?

Obuboozi bw’abaagalana

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuzannyi wa Villa (ku kkono) n'owa Busoga United nga bagoba omupiira mu gwa liigi ogusembyeyo. Baagwa maliri, 1-1.

VILLA ETUNUZZA OMUDUMU MU UPDF

Leero (Lwamukaaga) mu Liigi (10:00); SC Villa - UPDF, Bombo Onduparaka - Vipers, Arua KCCA - Kitara, Lugogo Bright...

Cheptegei ng'ajaganya.

Likodi za Cheptegei zimweyi...

ENJOGERA egamba nti ‘Katonda nga yaakuwadde, n'ennume ezaala' etuukira bulungi ku muddusi Joshua Cheptegei. Ye...

Ivana Ashaba (mu maaso), owa Hippos ng'alemesa owa Burkina Faso okutuuka ku mupiira.

Hippos eyiseemu kavvu

ENKAMBI ya ttiimu y’eggwanga ey’abatasussa myaka 20 (Hippos), yeeyongeddemu ebbugumu, FUFA bwe baawadde doola 80,000...

Ttakisi mu paaka enkadde.

'Bbeeyi y'entambula esusse'

ABABAKA ba palamenti bennyamivu olw’ebisale by’entambula ebyeyongera okulinnya buli lukya ekinyigiriza abasaabaze....

Fr. Kabagira ne Fr. Mubiru nga baganzika ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga.

Bajjukidde Ssaabasumba Kiwa...

ABAKKIRIZA bajjukidde Ssaabasumba Joseph Nakabaale Kiwanuka eyafa nga February 22, 1966 n’aziikibwa mu Eklezia...