Omusawo yabuuza omusajja ekizibu ky’alina, omusajja kwe kumugamba nti okuggyako okuyisa omukka ogutawunya, naye talina kizibu kyonna.
Omusawo yamuwa eddagala ly’okuwunyiriza. Mu bbanga ttono omusajja kwe kubuuza omusawo nti,
“ Simanyi wano waliwo toyireeti eyabise, nga wawunya bubi nnyo?â€
Omusawo kwe kumugamba nti ogwo gwe mukka ogukuvaamu, omusajja n’azirika!
Obuboozi bw’abaagalana