TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Kabonge akoze embaga bbiri omulundi gumu

Kabonge akoze embaga bbiri omulundi gumu

Added 22nd December 2010

Yagattiddwa ne Joy Liz Mbabazi mu Klezia, omusuubuzi gye yazimbye e Temangalo gy’azaalibwa. Klezia yamumazeeko obukadde 700. Baagattiddwa Omusumba Christopher Kakooza.

Oluvannyuma baasoose kusembeza bagenyi baabwe mu bimuli by’Eklezia n’oluvannyuma ne boolekera Serena Hotel okuwummu

Yagattiddwa ne Joy Liz Mbabazi mu Klezia, omusuubuzi gye yazimbye e Temangalo gy’azaalibwa. Klezia yamumazeeko obukadde 700. Baagattiddwa Omusumba Christopher Kakooza.

Oluvannyuma baasoose kusembeza bagenyi baabwe mu bimuli by’Eklezia n’oluvannyuma ne boolekera Serena Hotel okuwummulamu ate akawungeezi ne baddamu okugabula abagenyi mu Hotel Africana.

Abamu ku baabadde ku mbaga eno kuliko Nabukeera ne bba Luwagga nabo abaakakola embaga, Kasiwuukira, eyali minisita wa Kabaka Medard Ssegona, Sarah Nkonge, Godfrey Kirumira, Dick Kizito, John Mugambe, Francis Kakumba n’abalala.

Bya Joseph Mutebi

Kabonge akoze embaga bbiri omulundi gumu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuwagizi wa NUP ng'abuuka ku mmotoka ya Bobi Wine okuwona abapoliisi okumukwata.

Omuwagizi wa NUP abuuse aba...

Bobi Wine bwe yabadde e Luuka gye buvuddeko gye baamukwatidde ne bamusibira e Nalufenya bingi ebyabaddewo. Muno...

Okilu nga bamusiba bamwokye.

Ono omubbi alula ! Babadde ...

OMUVUBUKA aludde ng'abatuuze bamulumirizza okubamenyera amayumba n'abanyagulula bamukutte lubona ng'abba ne bamusiba...

Omusawo w'ekinnansi ne bba.

Omusawo wekinnansi ne bba b...

OMUSAWO w'ekinnansi, Rosemary Nabakooza azinye amazina agagete n'abasajja n'awuniikiriza abatuuze abeetabye mu...

Sseviiri ng'aalaga ebisago ebyamutuusiddwaako abaamukubye.

Bawambye abeesimbyewo e Lub...

Abantu abatannategeerekeka baawambye abamu ku beesimbyewo mu bitundu bya munisipaali y'e Lubaga eby'enjawulo, ne...

Byabakama.

Poliisi mukomye okugumbulul...

SSENTEBE w'akakiiko k'ebyokulonda, Simon Byabakama awandiikidde omuduumizi wa poliisi mu ggwanga n'amulagira bakomye...