Ate bwe batuukayo bamanyi okwekola obusolo nga beenyonyogera n’okwenywegera mu lujjudde.Â
Abamu ku badigize ababalaba nga beekola obusolo babasunga ate abalala ne babawaana okumanya omukwano kubanga gunyuma nnyo ng’abaagalana tebeetya.
Batera okubeera mu bivvulu by’abayimbi, Fashion Nite ne Comedy Nite mu kifo ekimu ekisanyukirwamu e Lugogo n’ebirala mu Kampala.
Leero tukuleetedde ebimu ku bifaananyi by’abaagalana bano eby’enjawulo nga beeraga amapenzi.
Baabano abaagalana abatava mu bivvulu