TOP

Boris ategekedde ki Brigitta?

Added 21st June 2010

Kino kyaddiridde Boris okumulaba nga tannaba kumukuba masasi era bwatyo n’amutaasa.  

Wabula Boris yasabye Lorrea (Red) obutagamba Henri kye yagambye nti kijja kwonoona entegeka zaabwe. Ekyebuuzibwa Boris ategekedde ki Brigitta kuba akimanyi nti y’ali emabega w’olukwe lw’okutta Red.

Kino kyaddiridde Boris okumulaba nga tannaba kumukuba masasi era bwatyo n’amutaasa.  

Wabula Boris yasabye Lorrea (Red) obutagamba Henri kye yagambye nti kijja kwonoona entegeka zaabwe. Ekyebuuzibwa Boris ategekedde ki Brigitta kuba akimanyi nti y’ali emabega w’olukwe lw’okutta Red.

Okumanya Brigitta si mwangu, yatutte n’omu ku basajja be Gasipa ku ndagu ng’amulimbalimba ng’omuzimu gwa mwannyina bwe gutajja kutereera magombe okuggyako ng’amaze okusaanyaawo Red.

Kino kyawadde Gasipa obuvumu okukola Brigitta by’amugamba.   

Ye Red alina pulaani ki eri Brigitta kuba kati naye yasazeewo okukola buli kimu Red kye yali akola nga n’okutta kw’otadde. Naye kinaasoboka? 

Byonna biri mu firimu ya Long Wait eragibwa ku Bukedde ttivvi okuva ku Mmande okutuuka ku Lwokutaano ku ssaawa 2:30 ez’ekiro.

Boris ategekedde ki Brigitta?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omugenzi Dr. Cyprian Kizito Lwanga

Yiino pulogulaamu y'okuziik...

1. Mmande - Mmisa e Lubaga ku ssaawa munaana ez'olweggulo 2. Lwokubiri - omulambo gutuuka e Kyabakadde ku ssaawa...

Omugenzi Ssaabasumba Lwanga

Abasawo 7 be beekebezze omu...

OMULAMBO gwa Dr. Cyprian Lwanga gukebeddwa abasawo abakugu musanvu abakoze lipoota ku kyamusse. Yasangiddwa...

Emmanuel Sserunjogi meeya we Kawempe.

'Gavt enoonyereze ku nfa ya...

MEEYA w'e Kawempe asabye gavumenti okunoonyerezza ku ngambo eziyitingana ku nfa ya Ssaabasumba n'okulekulira kwa...

Lumu omusomesa w'e Gayaza ng'ayimba.

Omusomesa w'e Gayaza Junior...

  Omusomesa wa Gayaza Junior School   Richard Lumu ayiiyiiza oluyimba olukungubagira Ssaabasumba Cyprian Kizito...

Fr.Sserugga ng'abatiza omwana.

'Mwegendereze amannya ge mu...

Abazadde bakubiriziddwa bulijjo okubeera  abegendereza ennyo ku mannya ge batuuma abaana baabwe beewale okumala...