TOP

Munnakibuga omuyaaye

Added 18th September 2009

Okuva ku Lwokuna mwana olubeyu lwe lwecanga nga ffe tubaza bubaza kulya mmulo.
Abajama abalala mwana baali mu kutambuza mukono ne buppopi mwana nga ffe tuli mu kukyayinga mmulo era kati bboyi nze ndi malembe mu bigambo bya waleti.

Waliwo biroodi gwe twajimbira wali e Nateete n’ataa

Okuva ku Lwokuna mwana olubeyu lwe lwecanga nga ffe tubaza bubaza kulya mmulo.
Abajama abalala mwana baali mu kutambuza mukono ne buppopi mwana nga ffe tuli mu kukyayinga mmulo era kati bboyi nze ndi malembe mu bigambo bya waleti.

Waliwo biroodi gwe twajimbira wali e Nateete n’ataaja akazeeyi kalamba mwana ne tukalyawo ate nga nze masita w’akakoosi ne ntemera wakati abayaaye ne mbawa nabo ne beetemera.

Abalala twabalyako ga fooni gali ga kabambe mwana era kati mbaza tayimu yokka tulyoke tutambuze emmaali.
Kati mwana tuli mu kugaziya luvimbo lwokka kubanga tayimu yonna ga waleti gagenda kubeera hape. Wabula wano mu site bayinza okutujimba nga tuyimba ga fooni ga luutingi.

Kati bboyi tuyiiya kaja ka bbaasi n’ekibbali kya walaga wali ku bbooda tugatwale e Juba.
Ekibi meeni tulina okwongera okubeera sitede kubanga mpulira mbu waliwo bamudomo mudomo abagufuuwa nga balonkoma bachali be beeziga nga balya mmulo ne ga kkago n’okuweereza zomba eri buppopi era tulina okubbaalira ku sitede mpaka emiwunyo lwe ginaakuulinga meeni wange.

Olaba mwana twepenye n’okugenda wali ku kkooti okweziga ku bachali nga babatwala kubanga mwana tomanya wayinza okubaawo chali avumiriya nga talina lo yaffe bakaze n’akutaaja mbu n’oyo yali ku fulonti okulya mmulo y’abatuuze mu kwekalakaasa.
Ate olaba kaze eyakoona ofiisa w’e Nateete li zzomba ku tageti mwana obwaleeya bwamufase ne bumujimba nga avudde mu kkava.

Wabula sayidi z’e Busiro Landiroodi gye yabadde eggulo mwana saamufase kubanga nze njoobingira wano mu site. Bunjolya bwe bukujumbira eyo mwana bukuyungira ddala.

Munnakibuga omuyaaye

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...