TOP
  • Home
  • Emboozi
  • Yiga okufumba ennyama y'embuzi ensiike nga kafulu

Yiga okufumba ennyama y'embuzi ensiike nga kafulu

Added 26th November 2019

Emitendera gy'okufumba ennyama y'embuzi ensiike nga kafulu.

 Ennyama y'embuzi ensiike.

Ennyama y'embuzi ensiike.

Bya PROSSY NABABINGE

MOSES Matovu owa Afrigo Band yayimba nti "Oliyiga ddi gwe nyabo okufumba nga n'akatogo kaakulema"!

Tewali nsonga lwaki by'ofumbira abantu babireka ku ssowaani olw'obutawooma.

Chef Micheal Mutaale kafulu mu by'okufumba akulazeengeri gy'osobola okufumbamu ennyama y'embuzi ensiike gy'olaba mu wooteri ennene naawe n'ofuuka kafulu.

Ennyama eno eteereddwaamu obutiko n'omubisi gw'enniimu era ng'osobola okugifumbira mu ddakika 30.

  nnyamabutungulu reen aper ennyanya carrot nebirala Ennyama, obutiko, Obutungulu, Green Paper, ennyanya, carrot n'ebirala.

 



BYE WEETAAGA

1. Obutungulu

2. Green Pepper

3. Obutikko (buli kika kikola bulungi)

4. Enniimu / juyisi w'enniimu

5.Katungulu chumu (bwotamuteekamu tewali buzibu)

6. Kaloti

7. Butto

8. Black Pepper/ Entangawuuzi/ Kamulali wabula ono teekamu mutono ddala

9.Omunnyo

10. Soy Sauce (black)

11.Ennyanya

12. Enyama y'embuzi.

 eekamu butto musaamusaamu Teekamu butto musaamusaamu.

 

 

 

 

 

 

 

 Teekamu obutiko.

 

 

 eekamu omubis gwenniimu Teekamu omubisi gw'enniimu.

 

 eekamu oy auce Teekamu Soy Sauce.
 

 

 

 abulirako emmere yonna gyoyagala nenva endiirwa Gabulirako emmere yonna gyoyagala n'enva endiirwa.

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabaka tebagenda kumukongoj...

KABAKA Mutebi II si wakukongojjebwa ng’Obuganda bukuza amatikkira ge ag’omulundi ogwa 27 olw’okutya okusasanya...

Ow'emifumbi eyagobeddwa mu ...

OMUZANNYI w’emifumbi Geoffrey Lubega eyagobeddwa mu nyumba olw’okulemererwa okusasula ensimbi z’obupangisa adduukiriddwa....

Empaka za FEASSSA zisaziddw...

OMUKISA gwa Uganda okulwanirira okweddiza ekikopo ky’emizannyo gy’amasomero ga ssiniya ag’obuvanjuba bw’Afrika...

Nankabirwa ng'asanyusa bato banne

Omuyimbi muzibe asaba kuvuj...

BYA SOPHIE NALULE Angel Nankabirwa ow'emyaka 12 bw'omuwulira ng'ayimba ku muzindaalo odduka mbiro otere esange...

Kabineeti eteesezza okuggul...

KABINEETI eggulo yateesezza ku kuggulawo akeedi n’ebirina okussibwa mu nkola nga ziggulwawo.