Twagala abasajja abalina eddiini

Twagala abaasajja abalina eddiini batuwase.

Twagala abasajja abalina eddiini
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#twaagala #basajja #eddiini

Nze Fiona ndi wa myaka 28 mbeera Bamunaanika, noonya omwami ow’emyaaka 40 ku 60. Atali siriyaasi totawaana. Essimu eri 0707068463.

Nze Mbabazi nga mbeera Fort Port noonya omwami ow’okufumbirwa ow’emyaka
40 okutuuka ku 60 nga tujja kwekebeza omusaayi kuba 0755543689.

Nakimuli nga mbeera Makindye, nina emyaka 31, noonya omwami akuze mu birowoozo, nkubira ku 0708324977.

Tina Mutesi nga mbeera ku Mawanda Rd., nina emyaka 42 noonya omwami ayagala obufumbo obutukuvu, emyaka 45 okutuuka ku 50, aneetaaze esimu 0772015078 ne ku WhatsApp.

Akankwasa, 26, noonya omusajja ananjagala nga bwendi. Nze neekozesa nga mbeera Mbarara, okuva ku myaka 26 okutuuka ku 39, kuba 0758999085 oba 0784514142.

Marry nga nina emyaka 23, silina mwana, noonya omwami ali siriyaasi ng’ayagala kuwasa nga yakoowa eby’ekiyaaye ng’akkiriza okugenda ku musaayi ng’ate atya
Katonda. Njagala omwami ng’ali wakati w’emyaka 24 ne 53. Ali siriyaasi yekka nkubiraako ku 0708793236

Nze neddira Mmamba nga mbeera Luweero noonya omwami emyaka 30 ku 40 ng’ali ku ddagala nze nina 31. Asiimye kuba ku 0759874394 oba 0784127753.

Nze Linet emyaka 29 nga mbeera Mbarara ndi Munyankole nina omwana omu, noonya omwami ali ku ddagala lya ARVs emyaka 38 okutuuka ku 60 nga tasussa abana babiri. Njagala omwetegefu okutandika obufumbo kuba ku 0762256542 oba 0759601281.

Nze Nantongo Sharifa neetaaga omuntu nga wa myaka 33 okutuuka ku 45 ne bwaba ng’alina omukyala kasita abeera ng’asabola okutulabirira. Kuba ku 0706660686.

Nakimuli nga ndi mu Kampala, nina emyaka 35 noonya omwami ali wakati w’emyaka 40 ne 49 nga naye ali mu Kampala kuba 0783141679.

Irene nga mbeera Kawempe nina emyaka 30 n’abaana babiri noonya omusajja
ow’okufumbirwa okuva ku myaka 35 okutuuka ku 50 ng’alina eddiini era nga muntu mulamu. Asiimye kuba oba weereza sms ku 0752987100.

Nze Doreen njagara omusajja owokubeera naye nga mwetegefu okugenda ku musaayi. Njagala amanyi omukwano nga muwanvu, mutono , omukozi kuba nange ndi mukyala mukozi, atya Katonda nga mwetegefu okumutwala mu bazadde bange, aneetaze kuba 0762838241.

Grace e Gayaza, nina emyaka 40 noonya omwami ng’ali wakati w’emyaka 38 ne 60 ng’alina eddiini, akola, mukakkamu n’okwekebeza omusaayi tteeka. Owoolugave n’Owengeye temukuba. Essimu 077283164.

 

MU KIFAANANYI : Njagala omusajja nga muntumulamuNina emyaka 36 nga nkola era nga ndi Mwadventi, noonya omusajja nga muntumulamu, atya Katonda nga tujja kubeera mu mukwano omutebenkevu.
Ninayo omwana omu nga wa myaka 13. Kuba ku 0782409743.