Abe Mukono Namilyango batongozza Rotary

Godfrey Ssempijja
Journalist @Bukedde
Apr 13, 2024

Abatuuze be Mukono - Namiryango batongozza Rotary club  ne kigendererwa Kyo kuweereza abantu mu ggwanga nga babawa obuyambi .

Okutongoza kuno kukulembedwamu District Governor Edward Kakembo Nsubuga nga Ono ategeezezza nti okuteekako Mable Clair Nankya nga President wa Rotary club eno ne kigendererwa kyokukuuma obumu mu kibiina .

Ono mu bubaka bwe akkaatiriza ensonga yo bulungi obuli mukukwatagana okusobola okutwala ekibiina kino mumaaso .

Akulira Rotary club eno Nakya Mable alaze essanyu olw'okulondebwa okukulembera ekibiina kino n'agamba nti wakufuba okulaba nga kikula bulungi era nga kyasooka n'abantu 5 naye Kati baweze 29 n'agamba nti wakukakasa nti ekibiina kino kyongera okukula.

 

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});