TOP
  • Home
  • Gallery
  • Omulangira Ssemakookiro olwa leero alabiseeko eri Obuganda era n'ayogera omulundi gwe ogusoose

Omulangira Ssemakookiro olwa leero alabiseeko eri Obuganda era n'ayogera omulundi gwe ogusoose,

Added 31st March 2019

Omulangira Ssemakookiro olwa leero alabiseeko eri Obuganda era n'ayogera omulundi gwe ogusoose.

Asabye abaana okutya ennyo Katonda, okumwekwasa n'okusoma ennyo era Obuganda oluwulidde ku ddoboozi lye ne bufa essanyu.

Ssemakookiro abadde ku mukolo gw'okutongoza olutambi lw'ennyimba olwatuumiddwa 'Ssemakookiro essuubi lya Buganda' okuyindidde ku ssomero lya Outspan Primary School e Namulonge mu ggombolola y'e Musaale Busukuma- Kyaddondo.

Omukolo gwetabiddwaako abakulu abalala; Agnes Nakibirige Ssempa kaggo , Robert Kawuki, Grace Nantege, akulira abakyala mu musaale Busukuma nga bano be baayanirizza Omulangira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuyimbi Pia Pounds yeekokk...

Sheilah Gashumba kirabika kati ye yeekwatiramu mu kukuba ebifaananyi

Malokwezza ne mukazi nga bajaganya

Tofiri Malokweza (92): Ayog...

Bw’OLABA omuntu ow’emyaka 92 tolemwa kutendereza Katonda ate ng’eno bwe weebuuza ekyama kye ekimusobozesezza okuwangaala....

Ziza Bafana

Ziza Bafana akubye oluyimba...

OMUYIMBI Ziza Bafana akaaba lwa bizibu na mabanja ge yaguddemu oluvannyuma lw’okumukwata ng’ava okuyimba e Tanzania....

Eyamezze abawanvu mu kamyuf...

OMUYIMBI Ziza Bafana akaaba lwa bizibu na mabanja ge yaguddemu oluvannyuma lw’okumukwata ng’ava okuyimba e Tanzania....

Eyamezze abawanvu mu kamyuf...

MARTIN Dorcus Mbabazi agamba nti ababadde bamuyita ekidomola oba ekikere olw’enkula ye kye kiseera bategeere amaanyi...