TOP
  • Home
  • Gallery
  • Nnabagereka asabye abazadde okukola ennyo okuweerera abaana

Nnabagereka asabye abazadde okukola ennyo okuweerera abaana,

Added 9th April 2019

NNABAGEREKA Sylivia Nagginda asomoozezza Bannayuganda okukolerera ennyo abaana be bazaala basobole okukulira mu mbeera ennungi ng'awatali kukola kino obwavu bukyayongera okubaluma kubanga bazaala abaana bangi ng'ate obusobozi obubalabirira butono!

Bino abyogeredde mu kifo awasomesebwa abaana ekiyitibwa Kimwanyi Learning Centre mu ggombolola Ssabaddu Kira mu Kyadondo  n'asaba abazadde okwongera okussa essira ku ndabirira y'abaana mu maka baleme kusaagira mu nsonga y'okuzaala buli lw'eyogerwako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...

Owoolubuto lw'emyezi 8 alum...

ZAKIYA Sayid omutuuze mu Sankala zooni-Lukuli mu munisipaali y'e Makindye apooceza mu ddwaaliro lya Ethel clinic...

Ssaabawandiisi w'ekibiina kya Nrm Justine Kasule Lumumba ng'ayogera mu lukung'aana lwa NRM

Aba NRM bawagidde enkola y'...

EKIBIINA kya NRM kiwagidde enteekateeka y’akakiiko k’ebyokulonda ey’okuwera enkungaana mu kampeyini z’akalulu ka...

Bannakalungu mudduke abatab...

SSENTEBE w'akakiiko akalwanyisa COVID 19 era omubaka wa Gavumenti e Kalungu Pastor Caleb Tukaikiriza awabudde...

Ab'ekkanisa ya Shincheonji ...

Ab'ekkanisa ya Shincheonji baweddeyo omusaayi okutaasa Bannnaabwe okirwadde kya Corona