TOP

Poliisi etuusizza kapyata w'ennyonyi,

Added 30th May 2019

POLIISI eguze ennyonyi  ey'omulembe gy'egenda okukozesa emirimu egy'enjawulo omuli n'okutambuza abakungu.

Ennyonyi y'ekika kya P180 Avanti EVO 11  poliisi yagiguze okuva mu kkampuni ekola ennyonyi mu ggwanga lya Italy  eyitibwa Piaggio Aerospace  nga yatuusiddwa mu ggwanga ku Lwokusatu ku kisaawe e Ntebe  ne bayinginiya okuva mu kkampuni eno era  ne bagirambuza amyuka omuduumuzi wa poliisi, Maj Gen Sabiiti Muzeeyi.

Akulira ebikwekweto mu Poliisi, Asuman Mugenyi yagambye nti ennyonyi eno poliisi yagiguze mu ggwanga lya Italy nga yaleteddwa okusobola okuggumiza ekitongole kyayo eky'ennyonyi mnga kati kiwezezza ennyonyi 4 n'agamba nti ssente ezaagiguze zaavudde mu gavumenti .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ba Kansala ku district e Ki...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Emitimbagano gya Vision Gro...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Ensonga za Brian White ez'o...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Engeri akasaawe k'e Mulago ...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

 Poliisi n’abatuuze nga bateeka omulambo gwa Mukiibi ku kabangali.

Afiiridde mu kibanda kya fi...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono