TOP
  • Home
  • Gallery
  • Abantu bakedde kulongoosa nnyanja ya Kabaka e Ndeeba

Abantu bakedde kulongoosa nnyanja ya Kabaka e Ndeeba,

Added 28th September 2019

Abantu bakedde kulongoosa nnyanja ya Kabaka e Ndeeba. Bano bakulembeddwaamu omumyuka w'Omukubiriza w'olukiiko lwa Buganda, Al-Hajj Ahmed Lwasa alaze obukulu bw'okulongoosa ennyanja eno kubanga nkulu mu buwangwa bwa Buganda ate n'ebyobulambuzi okutwalira awamu.

Omukolo gwetabiddwako minisita w'obuwangwa, ennono, amasiro n'ebyokwerinda, David Kyewalabye Male, minisita wa Bulungibwansi e Mmengo Hajjat Mariam Nasejje Mayanja, Meeya wa munisipaali ye Lubaga, Joyce Nabbosa, Omumbejja Eugenia Nassolo n'abalala abalwanirizi b'obutonde bwensi bategeezezza nti si beetegefu kuleka nnyanja eno kuzikirira nga balaba.
 
EBIFAANANYI BYA DICKSON KULUMBA NE VIVIAN NAMAGEMBE

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minisita Nabakooba

Abawala b'amassomero abafu...

OMUWENDO gw’abaana abato abafuna embuto mu kiseera ky’omuggalo gw’okwerinda obulwadde bwa ssenyiga gweyongedde...

Wakiso Giants esudde 2

WAKISO GIANTS FC mu liigi ya babinywera esazizzaamu endagaano z’abasambi babiri ezibadde zibuzaako emyaka ebiri...

Janet Museveni asimbudde tt...

MINISITA w’ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni asibiridde entanda ttiimu y’eggwanga ey’abaddusi bw'abade agisimbula...

Abakulembeze baloopedde Kis...

ABATUUZE mu Kisenyi n’abasuubuzi abatundira ebyamaguzi ku nguudo balaajanidde dayirekita wa Kampala omuggya Dorothy...

Amasannyalaze gakubye babir...

Entiisa yabuutikidde abatuuze ku kyalo Wantoni mu Mukono Central division, Mukono munisipaali, abasajja babiri...