TOP
  • Home
  • Gallery
  • Shifah ayimba nga bw'asuna 'Guitor' bamulaze obuwagizi n'akaaba!

Shifah ayimba nga bw'asuna 'Guitor' bamulaze obuwagizi n'akaaba!,

Added 3rd November 2019

Mwana muwala Shifah Musisi ng'amannya ge amatuufu ye Shifah Nalubega Musisi olwalinnye ku siteegi enduulu n'evuga okuva mu bawagizi be.

Olw'essanyu eringi yakaabye kyokka tekyamulobedde kusanyusa abawagizi be n'ezimu kunyimba ze zeyabayimbiddemu mungeri ey'obuyiiya okwabadde okuzina, okwekubira entongooli (guitor) awamu nnga bw'ayimba.

Ezimu ku nnyimba ze kuliko Ow'oluganda, Ebirowoozo, Emirembe, Munsi eno, olugendo n'endala.

Ono yabadde mu kivvulu kye yatuumye ‘Unveiling Shifah Musisi' nga kyabadde ku Golf Course Hotel mu Kampala.

Ono, yawerekeddwako abayimbi okwabadde Maurice Kirya awamu ne Geosteady.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...