TOP
  • Home
  • Gallery
  • Enkalu ebadde mu kuziika Gen. Kasirye Ggwanga e Nkene - Mityana

Enkalu ebadde mu kuziika Gen. Kasirye Ggwanga e Nkene - Mityana

Added 12th June 2020

Abamu ku bakungu beezoobye n'abajaasi ne bagaanibwa okuyingira olw'embeera y'okussa mu nkola ebiragiro by'okwewala Corona mu kuziika

ENKALU mu kuziika Gen. Kasirye Ggwanga n'amaziga nga abakungu okuli bannabyabufuzi , bannaddiini n'abatuuze babagaanye okuyingira ne bakanda kwegayirira nga buteerere.

Ku baasoose okugaanibwa kuliko munna FDC Wasswa Biriggwa, ba MP , ne Bishop Bukomeko era nga teri mutuuze ku kyalo ky'e Nkene mu ggombolola ye Maanyi aziise ku Kasirye ekibaggye mu mbeera ne batabuka. Kyokka oluvannyuma Wasswa Biriggwa, n'abalala bakkiriziddwa okuyingira.

Omubaka Joseph Ssewungu ne munne Lallan Ssewanyana nabo baasoose kwezooba n'abajaasi nga bagezaako okuyingira kyokka nga tebaliiko ku lisiti y'abantu abateekeddwa okuziika wabula oluvannyuma bakubidde Minisita Katumba Wamala n'abanona.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mbuga ne Vivian

Ebya SK Mbuga ne mukyala we...

JALIA Vivian Mbuga yasoose kuvaayo ng’ayita ku mukutu gwe ogwa Face book n’avumirira ebikolwa by’obutabanguko mu...

Obutungulu busobola okukugg...

GWE abadde alowooza nti obwavu bwakwesibako era nga n’olumu weeyita mwavu, okukaaba kwo kukomye anti obutungulu...

Paul Kafeero

Ebya Kafeero okuziikuulwa b...

ABAANA ba Paul Kafeero bana bapangisizza looya omupya okubawolereza mu musango ogwabawawaabiddwa bannaabwe 10....

Engeri Corona gy'akosezzaam...

Engeri abatawulira, abatayogera n’abaliko obulemu obulala ate nga balina obulwadde bw’olukonvuba gye bakoseddwaamu...

Ennyumba Ssendawula gye yazimba e Kayunga.

Famire y'omusama amansa sse...

OLUKIIKO lwa ffamire olwatudde ku nsonga z’omuvubuka wa ‘Rich Gang’ Luke Junior Ssendawula lwasazeewo aziikibwe...