Ababadde bakola eddagala lya Cancer ne Sukaali babiggyemu enta
David Ssenfuka akulira kunoonyereza mu kitongole kino ategeezezza nti mu kiseera kino basazeewo okukwasa Gavumenti buli kyebabade bakozesa mu kukola eddagala lino yetikke obuvunanyizibwa bw'okulikola balisse ku katale abantu balikozese kubanga bo balemedwa olw'okutisibwa tisibwa ne gavumenti okulemererwa okuvaayo mu bulambulukufu okubawa olukusa okufulumya eddagala lino wadde nga babade bakikola olwokulumirirwa bannayuganda.Ye omu ku basawo mu kitongole kino Moses Mpairwe anyonyodde nti okuva bwebavumbula eddagala lino mu 2013 bakafuna abalwadde 4000 n'omusobyo nga 2000 n'okusoba bawonye nga muno mulimu n'abanene mu gavumenti.
PREMIUMBukedde
Ababadde bakola eddagala lya Cancer ne Sukaali babiggyemu enta
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision
David Ssenfuka akulira kunoonyereza mu kitongole kino ategeezezza nti mu kiseera kino basazeewo okukwasa Gavumenti buli kyebabade bakozesa mu kukola eddagala lino
Login to begin your journey to our premium content