Imported

Akazannyo ka Wali Wali wa Eid Kakoma leero

Abawanguzi mu kazannyo ka Wali wa Idd bamaze okutuuka ku kitebe kya Vision group mu indurstrial area okufuna ebya ssava bya Eid

Akazannyo ka Wali Wali wa Eid Kakoma leero
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Bya Patrick Kibirango

Abawanguzi mu kazannyo ka Wali wa Idd bamaze okutuuka ku kitebe kya Vision group mu indurstrial area okufuna ebya ssava bya Eid
Akazannyo kano kamaze ebbanga lya mwezi mulamba ku ttivi, enteekateeka eno etekeddwamu ssente aba Presitge ,sr Afro chicks,Kamoga property consultants ne tegekebwa bukedde TV 1 ne 2 wamu ne Bukedde Ffama Embutikizi.