TOP

Ayokezza omwana wa muggyawe

Added 8th July 2011

Nnyina bwe yanoba n’addayo ewaabwe e Kiwangala mu Disitulikiti y’e Lwengo, kitaawe Tonny Kayiza n’amuggya ku nnyina n’amuleeta abeere n’omugole ate eyamwokezza. Namwanje kigambibwa nti okwokya omwana amazzi agaabadde gagenda okufumba akawunga, yasoose kumutuma mulawo mu nju nga tabitegeer

Nnyina bwe yanoba n’addayo ewaabwe e Kiwangala mu Disitulikiti y’e Lwengo, kitaawe Tonny Kayiza n’amuggya ku nnyina n’amuleeta abeere n’omugole ate eyamwokezza. Namwanje kigambibwa nti okwokya omwana amazzi agaabadde gagenda okufumba akawunga, yasoose kumutuma mulawo mu nju nga tabitegeera kwe kumwokya omugongo,
ekifuba, omukono n’enkwawa.

Namwanje ne bba, omwana baamuyiyeeko buyiyi ttaka mu kifo ky’okumutwala mu ddwaaliro ne bamusibira mu nnyumba okutuusa omu ku batuuze bwe yategeezezza poliisi okusinziira ku akulira ensonga z’amaka n’abaana ku poliisi y’e Kalisizo, Muky. Beatrice Tumusiime.

Ayokezza omwana wa muggyawe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emirango n'ebiwoobe bibuuti...

Emirango n'ebiwoobe bibuutikidde lutikko e Lubaga mu kuziika Ssaabasumba Lwanga

Omukolo gw'okuziika Ssaabas...

Omukolo gw'okuziika Ssaabasumba Lwanga mu bifaananyi

Paapa alonze Bp. Ssemwogere...

Paapa alonze Bp. Paul Ssemwogerere, ow'essaza lya Kasana - Luweero okubeera Ssaabasumba w'essaza lya Kampala ow'akaseera....

Paapa akungubagidde Ssaabas...

Paapa akungubagidde Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga ng'ono obubaka obukungubaga abutisse omubaka we mu Uganda,...

Omulangira Ssimbwa

Omulangira Ssimbwa eyasimat...

Omulangira Arnold Ssimbwa afudde. Ono ye Muzzukkulu wa Ssekabaka Muteesa II omukulu era y'omu ku baasimattuka akabenje...