TOP

Kalittunsi avumula amannyo agaluma

Added 9th October 2020

kalittunsi

kalittunsi

Erinnyo bweritabuka okukuluma, okulya emmere oba okunywa ku mazzi luba lutalo, era bw'otoba mugumu osibira wa musawo alikuulemu.

Erinnyo eddwadde liba kasobeza, kuba mu kamwa oliwulira ng'eriwanvuyeeko okukira ku agaliriraanye, n'osoberwa. E Busoga, okusinziirira ku Victoria Mbeiza, ow'e Mmango mu ggombolola y'e Namusita, amakoola ga kalittunsi galimu ekirungo ekikkakkanya n'okukuwonya okukuulamu erinnyo. Okukukolera obulungi, Mbeiza agamba nti noga obukoola bwa kalittunsi n'obuti bwakwo obwokye, evvu oba obusirinza by'oba oteeka ku muswaki n'osenya erinnyo eddwadde, emirundi ng'ena olunaku.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Akatale k'e Tororo akawemmense obukadde 28.

Olwaleero Pulezidenti Musev...

Olwaleero Pulezidenti Museveni agguddewo akatale e Tororo akatuumidwa Tororo Central Market . Akatale kano kazimbidwa...

Abantu nga basanyukira Pulezidenti Museveni e Tororo olwaleero.

Pulezidenti Museveni bamwan...

Abawagizi ba NRM e Tororo balaze pulezidenti Museveni omukwano ,abamu balabiddwaako nga bonna beesize langi ya...

Agamu ku maka agatikkuddwaako obusolya.

Enkuba egoyezza amaka agaso...

Abatuuze b' e Kasubi mu munisipaali y'e Lubaga mu  maka agasoba mu 50 basigadde bafumbya miyagi oluvannyuma lwa...

Mugoya ng'ayozaayoza Dr. Ssengendo.

Dr. Ssengendo alayiziddwa k...

Dr. Ahmed Ssengendo  akulira yunivaasite y'e Mbale  alayiziddwa ku bumyuka bwa Ssaabawandiisi w'ekibiina  ekitwala...

Sheikh Muzaata

Sheikh Muzaata talina Coron...

ABASAWO boogedde ku mbeera ya Sheikh Nuhu Muzaata. Akyajjanjabirwa mu kisenge ky'abayi olwa ssukkaali ayongedde...