Wabula, bw’aba bulijjo asula mu nayiti, ayinza okusalawo kw’olwo okwesogga obuliri ng’ali bukunya. Abalala bakaaba mpewo ate waliwo n’abasalawo okukwekulukuunyako. Sso nga bw’ogwa ku mukalukalu, ayinza okukwegambira nti olwaleero kiri bubi n’omuwa kye yeetaaga.
Otegeera otya nti omukazi ayagala akaboozi