TOP

Otegeera otya nti omukazi ayagala akaboozi

Added 29th September 2011

Buli muntu bw’ayoya akaboozi aliko obubonero kw’oyinza okumulabira. Abasajja bangu okulaba kuba obusajja bwabwe bwereega. Ate abalala banguwa okwesabira kye baagala. Ku bakazi, abamu olw’ensonyi n’engeri gye baakuzibwamu, bayinza obutakusaba kaboozi na mimwa.

Wabula, bw’aba bul

Wabula, bw’aba bulijjo asula mu nayiti, ayinza okusalawo kw’olwo okwesogga obuliri ng’ali bukunya. Abalala bakaaba mpewo ate waliwo n’abasalawo okukwekulukuunyako. Sso nga bw’ogwa ku mukalukalu, ayinza okukwegambira nti olwaleero kiri bubi n’omuwa kye yeetaaga.

Otegeera otya nti omukazi ayagala akaboozi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebimuli bya Hibiscus.

Abasuubula Hibiscus bayingi...

ENNAKU zino abantu bafaayo nnyo ku bulamu bwabwe nga kino kiyinza okuba nga kivudde ku ngeri ensi gy'ekulaakulanye...

▶️ Omugagga Lwasa: Mukazi w...

OMUGAGGA Emmanuel Lwasa ow'e Masaka w'osomera bino nga mugole. Ku Lwomukaaga yabitaddemu engatto ng'awerekerwako...

Abatuuze nga batunuulira awaabadde ettemu.

Abafumbo basangiddwa batemu...

POLIISI y'e Nakaseke enoonyereza engeri abaagalana ku kyalo Magoma mu ggombolola y'e Kikamulo mu disitulikiti y'e...

Omugenzi Bob Kasango

Kiki ekyasse munnamateeka w...

ENFA ya munnamateeka w'omu Kampala, Bob Kasango, erese ebibuuzo mu ba ffamire n'ababadde bamuvunaana okulya ensimbi...

Minisita Kiyimba, Noah Kiyimba ng’akwasa omuyizi Andrew Maseruka eyasinze banne ku ttendekero lya Universal Institute Of Graphics & Technology Ku Sharing Hall e Nsambya.

Minisita Kiyimba akubirizza...

ABAYIZI 110 batikkiddwa mu masomo ga Dipuloma ne satifikeeti mu ttendekero lya Universal Institute of Graphics...