""Tuwadde buli ssaza essimu ez’oku mmeeza ezigenda okukwatagana obutereevu ne ofiisi y’ebyettaka e Mmengo (BLB) nga zaakukozesebwanga buli lwe wanaabangawo ensonga ezeetaaga okugonjolwa ku ttaka,"" Kyewalabye bwe yagambye.
Yategeezezza nti babateereddewo n’empapula entongole eziriko obubonero obulaga nti za Bwakabaka.
Ab’amasaza babawadde obuyinza ku ttaka lya Kabaka