TOP

Ab’okusomesa mu Kisaakate batandise okubangulwa

Added 26th December 2010

Omwogezi w’ekisaakaate, Suzan Nalwoga yagambye nti newaakubadde tebalina bagunjuzi bapya bangi be bongedde kuyingiza omulundi guno, nti kyokka kibakakatako okwongera okubangula abasomesa kuba ebiyigirizibwa abaana byongera okukyukakyuka buli kadde kyokka nga baagala okutuukiriza ekigendererwa kyâ€

Omwogezi w’ekisaakaate, Suzan Nalwoga yagambye nti newaakubadde tebalina bagunjuzi bapya bangi be bongedde kuyingiza omulundi guno, nti kyokka kibakakatako okwongera okubangula abasomesa kuba ebiyigirizibwa abaana byongera okukyukakyuka buli kadde kyokka nga baagala okutuukiriza ekigendererwa ky’okulaba nga buli mwana afuluma aliko eky’enjawulo ky’ayize.

Ye ssentebe w’olukiiko oluteekateeka Ekisaakaate 2011, Kabuuza Mukasa era nga Minisita avunaanyizibwa ku ntambula n’okulanya kwa Kabaka yagambye nti akadde konna baakukomekkereza okuwandiika abaana ab’okukyetabamu kubanga baamaze okufuna omuwendo gw’abaana be banaasobola okulabirira.
   

Ab’okusomesa mu Kisaakate batandise okubangulwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...