TOP

Ab’e Namayumba bajaguzza

Added 28th March 2010

Yakubirizza bannayuganda okuwang’ana,  ekitiibwa n’okwebuuza nga tebannakola kintu.

“Bannange nga tetunnakola kintu kyonna twebuuzenga ku bannaffe ne mu mitima gyaffe nti ddala kye ng’enda okukola kiweesa Katonda ekitiibwa, era abanaakiraba banaakitwala kitya? Kino kijja kutuyamba

Yakubirizza bannayuganda okuwang’ana,  ekitiibwa n’okwebuuza nga tebannakola kintu.

“Bannange nga tetunnakola kintu kyonna twebuuzenga ku bannaffe ne mu mitima gyaffe nti ddala kye ng’enda okukola kiweesa Katonda ekitiibwa, era abanaakiraba banaakitwala kitya? Kino kijja kutuyamba n’okwongera okukuza eggwanga lyaffe,” Msgr. Kasibante bwe yagasseeko.    

     
 Bino Msgr. Kasibante yabyogeredde mu kisomesa kya Yozefu Omutukirivu e Bbembe mu kigo ky’e Namayumba mu disitulikiti y’e Wakiso wiiki ewedde.

 Kyabadde kijaguza emyaka 100 kasookedde  ekisomesa kyabwe kigunjibwawo omuminsani Pere Barbaria. 

Yagambye nti tulina okwewaala ebikolwa ebibi ebitaweesa Katonda kitiibwa. omuli okukolera abalala obubi, obuggya, obusungu, ebbuba, okwetangira obusamize, obwezi n’ebirala.

 Msgr. Kasibante yagasse emigogo gy’abagole esatu okwabadde Patrick Ssekatte ne Enfrajia Namagembe, Edward Ssenkungu ne Gladys Nalukwago ne Bernard Ssemule ne Scovia Nakanja mu bufumbo obutukuvu.

Ab’e Namayumba bajaguzza

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...

Ssentebe wa LC II e Luwero ...

SSENTEBE wa LC II e Luweero yasoose kulaalika babbi ababbye pikipiki ye n'abawa ennaku 10 bagizze we baabadde bagiggye...