TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Ebbago lya ligyoni ttiiya kye lyongera ku by’ensimbi ne ku byobuwangwa

Ebbago lya ligyoni ttiiya kye lyongera ku by’ensimbi ne ku byobuwangwa

Added 10th January 2010

11. EBYENSIMBI MU GAVUMENTI ZA LIGYONI
(1) Gavumenti ya ligyoni gy’enaasibwawo, gavumenti eya wkaati ejja kussaawo enkola mwenaasinziira okugisindikira ensimbi okusinziira mu kawaayiro ak’omusanvu aka Ssemateeka ono
(2) Abakugu bakulagirwa gavumenti okussaawo enkola egenda okugobere

11. EBYENSIMBI MU GAVUMENTI ZA LIGYONI
(1) Gavumenti ya ligyoni gy’enaasibwawo, gavumenti eya wkaati ejja kussaawo enkola mwenaasinziira okugisindikira ensimbi okusinziira mu kawaayiro ak’omusanvu aka Ssemateeka ono
(2) Abakugu bakulagirwa gavumenti okussaawo enkola egenda okugobererwa okutuukiriza kino.

(3) Ensimbi ezisindikwa ku ligyoni zisobola okukyukamu okusinziira ku mbeera y’ekitundu ey’abantu n’eyebyenfuna omuli obungi bw’abantu n’ebirala ebiringa ebyo

(4) Walina okubeerawo engeri esobola okutaawulula enkaayana singa gavumenti eya wakati, awatali nsonga ntuufu, egaana okusindika ensimbi mu gavumenti ya ligyoni.

 12. OKUKKIRIZA EKINTABULI KY’OBUWANGWA N’OKWEEREZA EKYENKANYI
(1) Buli ligyoni erinna okukkiriza n’okutongoza obuwangwa obutali bumu obw’ekitundu.

(2) Gavumenti ya ligyoni ejja kufuba nga bw’esobola okulaba ng’ebitundu byonna mu ligyoni ebiyisa kyenkanyi mu nkola enaaba essiddwaawo gavumenti nga yeebuuza ku gavumenti za ligyoni.

Ebirala ku Mmande ejja.

Ebbago lya ligyoni ttiiya kye lyongera ku by’ensimbi ne ku byobuwangwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abapoliisi nga baggya ente mu mmotoka mwe yabadde eteereddwa okukusibwa.

Poliisi ebasuuzizza mmotoka...

ABASAJJA basatu abateeberezebwa okubeera ababbi b’ente baakiguddeko bwe beesanze ng’ekkubo lye babadde bakutte...

Ennyumba ya Nakiberu  eyakoneddwa.

Bakanyama bakoonye enju y'o...

OMUTUUZE ali mu maziga oluvannyuma lwa bakanyama okukkakkana ku mayumba ge ne bagamenya n’okwonoona ebintu bye...

Batwala ng’alaga ennyumba ye eyatundiddwa.

Omupangisa atunze ennyumba ...

Ssentebe wa disitulikiti alumirizza omupangisa okutunda ennyumba ye gy’abadde yamupangisa era olumaze n’asibamu...

Ttakisi yasibidde ku mulyango gwa ssomero.

Babiri bafi iridde mu kaben...

ABANTU babiri baafi iriddewo n’abalala musanvu ne batwalibwa mu malwaliro ag’enjawulo nga bafunye ebisago, ttakisi...

Eby'omulambo gwa Looya eyaf...

Bya Stuart Yiga OMULAMBO gwa munnamateeka Bob Kasango eyafiiridde mu kkomera e Luzira ku Lwomukaaga oluwedde...