TOP

‘Tetwagala ntalo’

Added 4th October 2009

Bino byabadde ku ssomero lya Kapeeka SS mu Nakaseke omubaka Namayanja bwe yabadde akwasa abalikulira kompyuta 10 ezaavudde mu Gavumenti. Abakulembeze abaabaddewo we baasabidde ababka  okulaafuubanira emirembe.

Sipiika wa Disitulikiti y’e Nakaseke, Devine Nakigudde ye yasoose okugamba omu

Bino byabadde ku ssomero lya Kapeeka SS mu Nakaseke omubaka Namayanja bwe yabadde akwasa abalikulira kompyuta 10 ezaavudde mu Gavumenti. Abakulembeze abaabaddewo we baasabidde ababka  okulaafuubanira emirembe.

Sipiika wa Disitulikiti y’e Nakaseke, Devine Nakigudde ye yasoose okugamba omubaka Namayanja nti omubaka Alintuma Nsambu yasussizza obusungu n’atuuka n’okuweebula Kabaka.

“Nyabo ggwe mukazi wekka eyabaddewo n’otukiikirira nga  Kabaka ateesa ne Pulezidenti era bulijjo ekyo kye twagala, naye koma ku babaka banno. Mw. Nsambu akkakkane adde mu mbeera nga ffe bakulembeze banne ze tulimu wadde waliwo abatunyiiza. Kyatunyize nnyo kye yayogedde era yeddeko kuba ne Pulezidenti awa Kabaka ekitiibwa,” Nakigudde bwe yagambye.

Ate ssentebe w’eggombolola y’e Kapeeka, Moses Senfuma yavumiridde abakulembeze okuva mu Gavumenti n’e Mmengo abavuma Pulezidenti n’abayisa mu Kabaka amaaso mu kifo ky’okuwabula abakulu bombi. Namayanja yasabye abayizi kompyuta baleme kuzeeyambisa kuzannyirako mizannyo.

 nga matatu wabula bayige kuba guno mulembe gwa kukozesa komptyuta.

‘Tetwagala ntalo’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr.Tamale

Fr. Tamale waakuziikibwa Bu...

Fr.  Joseph Tamale 39 afudde oluvannyuma lw'okutawaanyizibwa ekirwadde kya Puleesa n'ensigo. W'afiiridde, abadde...

Omutaka Gabunga, Mubiru  (wakati) ne Benon  Kibuuka (ku ddyo) ng'abasabira omwoyo gwa Ssaabasumba e Lubaga.

Bannaddiini musse ekitiibwa...

OMUTAKA Gabunga,Mubiru Zziikwa owookubiri, asoomoozezza Bannaddiini ku kussa ekitiibwa mu buwangwa n'Ennono. ...

Betty Maina (ku kkono) , minisita Oryem ne Amelia Kyambadde oluvannyuma lw'okussa omukono ku ndagaano.

Gavt. ya Uganda ne Kenya zi...

GAVUMENTI ya Uganda ne Kenya zitadde omukono ku ndagaano egendereddwaamu okumalawo emiziziko egibaddewo wakati...

Lukyamuzi ne Kasibante.

Lukyamuzi ne Kasibante bavu...

ABALWANIRIZI b'eddembe ly'obuntu bawakanyizza emisolo emipya gavumenti gy'ereeta mu mbalirira y'ebyensimbi ey'omwaka...

Abasiraamu nga basimba ekipande ku poloti eyassibwa ku ttaka ly'Omuzikiti  e Kiyunga mu Mukono era ekifo baakyeddiza.

Abasiraamu beddizza ettaka ...

ABASIRAAMU b'omu disitulikiti y'e Mukono abali wansi wa Mukono Muslim District Council batandise okweddiza ettaka...