TOP

Saleh atutte Abachina bagule kasooli e Kapeeka

Added 25th August 2009

 Kino kiddiridde kkampuni y’Abachina eya Namunkekeera Agro- Processing Industries Ltd okukola endagaano n’abalina ekyuma ekissa kasooli ekya Nakaseke Grain Millers Ltd wansi w’omulamwa ogugenderera okutumbula omutindo gwa kasooli ku mukolo ogwabadde e Kapeeka wiiki ewedde.

Endagaan

 Kino kiddiridde kkampuni y’Abachina eya Namunkekeera Agro- Processing Industries Ltd okukola endagaano n’abalina ekyuma ekissa kasooli ekya Nakaseke Grain Millers Ltd wansi w’omulamwa ogugenderera okutumbula omutindo gwa kasooli ku mukolo ogwabadde e Kapeeka wiiki ewedde.

Endagaano eno eddiridde abalimi abeegattira mu kibiina kya Kapeeka Maize Growers Association (KAMOGA) n’Abachina okuweebwa ettaka lya yiika 2000 e Namunkekeera balimireko kasooli.  Ettaka lyabaweebwa omuwabuzi wa Pulezidenti ku nsonga z’amagye, Gen. Salim Saleh  mu July w’omwaka oguwedde nga kati batandise okukungula.

Gen. Saleh yawaddeyo ttani z’ensigo  za kasooli ow’embala 40 nga zigula obukadde   64 .

Saleh atutte Abachina bagule kasooli e Kapeeka

More From The Author

Ow

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emmotoka ya Kyagulanyi empya.

Aba URA beezinze ku mmotoka...

EBY'EMMOTOKA ya Kyagulanyi gy'agamba nti teyitamu masasi byongedde okulanda ab'ekitongole ky'emisolo ekya URA bwe...

Kyagulanyi (wakati), Ssaabawandiisi wa NUP Lubongoya ne Nambooze nga bakutte ebifaananyi by’abaakwatibwa.

▶️ Bazadde b'abaakwatibwa b...

BAZADDE b'abavubuka abaakwatibwa bakaabizza abantu nga batottola ennaku gye bayitamu okuva abaana baabwe lwe baakwatibwa....

Akulira bonna bagaggawale e Gomba , Brig. Fanekansi Mugyenyi (wakati) ng’akwasa abakyala b’e Gomba ente.

Abakyala b'e Gombe bafunye ...

GAVUMENTI ng'eyita mu kitongole kyayo ekya Operation Wealth Creation (Bonna Bagaggawale) egabidde abakyala b'e...

Abaserikale nga bateeka ku kabangali omulambo gw’omusajja eyasangiddwa mu kibira e Bunnamwaya.

Bazudde omulambo ogutaliiko...

ABATUUZE bakyasobeddwa ku mulambo gwe baazudde mu kibira nga teguliiko magulu. Omulambo guno gwasangiddwa mu kibira...

Ettaka eryogerwako baalissaako n’akapande akagaana abantu okuligula. Mu katono ye Msgr. Kasibante.

Omugagga aguze ettaka ly'Ek...

ABAKRISTU b'ekigo kya St. Charles Lwanga e Gaba bali mu kusoberwa olw'engeri ettaka ly'ekigo eriwezaako yiika bbiri...