Minisita w’e byenjigiriza Dr. J.C Muyingo yayogezza abaabadde mu lukung’aana ababaka abava mu Buganda lwe baakubye gye buvuddeko ebitakwatagana bwe baamulabye ng’aleze ensawo y’ekikazi.
Buli omu bakira ayogera kikye kyokka kirabika waliwo omubaka eyabadde agimukwasizza agimukuumire ng’aliko gy’alaze.
Minisita kati ensawo akwata za bakazi?