TOP

Alak, abantu bakakase nti ggwe baze...

Added 14th March 2012

OMUYIMBI Jackie Chandiru yayise ne kabiite we Cale Alak ng’agenda okuyimba mu Club Silk.

OMUYIMBI Jackie Chandiru yayise ne kabiite we Cale Alak ng’agenda okuyimba mu Club Silk.

Ku mulyango waabaddewo bannamawulire abaabadde bakuba ebifaananyi abaasoose okutiisa Alak n’ayagala okubeewala. Kyokka Chandiru n’amusika omukono nga bw’agamba nti, ‘ daalingi, leka tubakakase nti kati ensi yaffe n’abatakimanyi bakitegeere kubanga bangi bulijjo bambuuza enkolagana yange naawe’.

Katemba ono yabaddewo ku Lwokuna wiiki ewedde era katono Jackie ne looya Alak  bakube abantu laavu mu maaso.

Alak yasoose kwebwalabwala nga bw’agamba nti alina ensonyi muninkini we kwe kumugamba nti ye ssaawa ozinaabe mu maaso  kubanga yakwanye sereebu.

Looya Alak yakwana Chandiru oluvannyuma lw’okukyawagana ne kabiite we Agnes Nakimuli. Bwe baavudde mu ndongo ne balinnya mmotoka yaabwe ey’ekika kya Prado ennene ng’omuzigo ne beggyawo.

Alak, abantu bakakase nti ggwe baze...

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kangaawo ng'ayogera e Butuntumula.

Kangaawo akunze Abalemeezi ...

OMWAMI wa Ssaabasajja Kabaka atwala essaza ly' e Bulemeezi, Kangaawo Ronald Mulondo agugumbudde bassemaka  abaganza...

Pulezidenti wa DP Norbert Mao ne Ismail Kirya mu lukiiko ne bannamawulire.

Aba DP basabye Gavt. okuliy...

BANNAKIBIINA kya DP basabye Gavumenti okuliyirira abantu bonna abagenda okufiirwa ettaka awagenda okuyita payipu...

Dayirekita Wambuga (ali mu kkooti) ng' agezaako okunnyonnyola abasomesa abamutabukidde.

Abasomesa batabukidde dayir...

Emirimu gisannyaladde ku ssomero lya Good Luck Junior School e Katalemwa mu ggombolola y'e Gombe mu disitulikiti...

Omukazi nga bamusitula okumussa ku kabangali bamutwale mu ddwaaliro.

Kabangali ya poliisi etomed...

KABANGALI ya poliisi ewabye n'erumba okukazi abadde atambulira ku mabbali g'ekkubo okukkakkana ng'emumenye okugulu....

Mu Kkooti ye kkansala w'e Luzira, Willy Turinawe  ng'atottola obulumi bwe bayitamu.

Abatuuze batabukidde abayoo...

ABATUUZE ba Stage 7 e Luzira ekisangibwa mu Munispaali y'e Nakawa bavudde mu mbeera ne batabukira abakozi ba Kkampuni...