
Sam Bagenda abasinga gwe baakazaako erya Dr. Bbosa alaze banne nti akyalina esswaga yadde ng’emyaka
asibye egiwera.
yeesaze kamusalankwawa ku kabaga akamu gye buvuddeko.
Essaati enoeya fiitingi yagiteereddeko n’omukuufu mu bulago.
Bakira buli amulabako amuwaana nga bw’alina esswaga
era yalabye bonna bamumezeeko kwe kubaddamu nti tayinza kuleka mulembe gwa sswaga kumuyitako.
Mundeke nange ndage ku sswaga