TOP

Origino Dizayina akutudde ddiiru n'omutunzi w'ekkanzu

Added 29th August 2012

AGAVA mu Kiyembe ge g’omutunzi w’emisono gy’abayimbi eyeeyita ‘Origino Dizayina’ okukutula ddiiru n’omutunzi w’amakanzu naye ng’akolera mu Kiyembe.

AGAVA mu Kiyembe ge g’omutunzi w’emisono gy’abayimbi eyeeyita ‘Origino Dizayina’ okukutula ddiiru n’omutunzi w’amakanzu naye ng’akolera mu Kiyembe.
 
Owoolugambo waffe atugambye nti ggaayi ono alina akayimba akapya akawaana bimaama ke yakubye. Era olulabye nga kajja kumukolera omudidi kwe kukafunira maneja Fred Iga agenda okumuyambako okukatunda n’okumunoonyeza abamuteekamu kaasi.
 
 
Origino Dizayina
Endagaano gye baakoze ya mwaka gumu. Origino Dizayina y’atungira abayimbi abamu emisono gy’engoye mwe bakolera ebivulu.

Origino Dizayina akutudde ddiiru n’omutunzi w’ekkanzu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...