TOP

Ebbidde limukubye ekigwo

Added 29th August 2012

OMUSAJJA ataategeerekese mannya afuuye ebbidde ne limusiba enkalun’ekyaddiridde kugwa bigwo. Obwedda alwana okusitukawo era aba agezaako okutambula ng’agwa ekigwo.

Omusajja ng’alwana okusituka wansi.
OMUSAJJA ataategeerekese mannya afuuye ebbidde ne limusiba enkalun’ekyaddiridde kugwa bigwo. Obwedda alwana okusitukawo era aba agezaako okutambula ng’agwa ekigwo.
 
Ggaayi ono eyabadde yeesaze ekinu n’essaati enzirugavu nga mu bigere ayambadde ebigatto bya nniigiina yasangiddwa
mu bitundu by’e Mutundwe wiiki ewedde ku ssaawa nga bbiri ez’ekiro.
 
Oluvannyuma amaanyi gaamuwedde n’afuluuta. Tetwategedde oba we yasuze.

Ebbidde limukubye ekigwo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Balumbye Mayinja okuyingiza...

Abantu abenjawulo balumbye Ronald Mayinja okuyimba ng’awaana Museveni kyokka n’ayingizaamu Bobi Wine mu ngeri gye...

Musinga

Poliisi eraze enguudo ezige...

PULOGULAMU ya poliisi gye yafulumizza okulungamya eby’entambula ku luguudo lwa Jinja Road ng’abeegwanyiza obwapulezidenti...

Abakungubazi nga bayingira mu kkanisa e Kawaala.

Bazirise nga batuusa omulam...

EBIWOOBE n’emiranga byabuutikidde ekkanisa ya Revival Church e Kawaala ng’omulambo gw’abadde agisumba, Pasita Augustine...

Kabaaya ne ofiisa wa poliis...

POLIISI ng’eri wamu n’ekitongole ekirwanyisa obuli bw’enguzi mu maka g’obwapulezidenti ekikulirwa Lt. Col. Edith...

Pulezidenti Magufuli

Bawakanyizza obuwanguzi bwa...

Mu kiseera kino ng’ensi eri ku bunkenke olwa Corona era nga n’amawanga mangi gakyali mu muggalo, Magufuli yagaana...