TOP

Naawe ndeka nnina 'ethonyi'

Added 31st August 2012

Mwanamuwala ensonyi zimukutte n’atandika okwemoolera mu bantu omuyimbi amanyiddwa nga Kapalaga bw’amuggyeeyo bazine bombi.

Wano nga yaakamuggya mu bantu.

Mwanamuwala ensonyi zimukutte n’atandika okwemoolera mu bantu omuyimbi amanyiddwa nga Kapalaga bw’amuggyeeyo bazine bombi.

Kapalaga bakira ayimba ennyimba z’omukwano olwamuyise okusanyusa abantu n’agenda mu baabaddewo n’alondayo mwana muwala ono bazine bombi.

Omuwala nga tayagala Kapalaga amusitule.

Omuwala yatandikiddewo okwemoola nga kirabika atidde abantu. Wano ggaayi we  yayagalidde okumusitula kyokka omuwala nga tayagala kwe kumukwata ku mpaka. Bino byonna okubaawo ng’enduulu etta abalabi.

Baabadde bakung’anidde ku leediyo emu e Kamwokya.

Naawe ndeka nnina ‘ethonyi’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssekabembe ng’alaga ezimu ku keeki eziwedde okuyooyootebwa.

Ssekabembe eyatandika ne 25...

SINKANA Brenda Sekabembe alina emyaka 42 nga ye mutandisi wa kkampuni ekola keeki eya Bake for Me esangibwa mu...

Poliisi ng’ewalabanya omu ku baaziikudde omulambo gwa Ssali.

▶️ Poliisi egugumbudde abaa...

AMASASI ganyoose mu kuziika nga poliisi egumbulula ebbiina ly'abavubuka abeeridde omuguju ne baziikula omulambo...

Abamu ku basuubuzi abaalumbye ofi isi ya Kushaba.

▶️ Omukazi eyawambye akatal...

MINISITA wa Kampala alagidde omukyala Suzan Kushaba okwamuka mu bwangu ofi isi za KCCA ze yawambye ne yeerangirira...

Abakungu okuva mu kitongole ky’ebyobulamu oluvannyuma lw’eddagala erigema COVID 19 okutuuka mu ggwanga. Baabadde ku kisaawe e Ntebe.

▶️ Okugema Corona kutandika...

BANNAYUGANDA babagumizza ku ddagala erigema corona eryatuuse mu ggwanga nga bwe litalina buzibu eri obulamu bw'abantu....

Omugenzi Kalulu n’omu ku bakazi be.

Owa capati asse gw'asanze a...

OMUSAJJA ow'abakazi ababiri bamufumise ekiso n'afa oluvannyuma lw'okukwatibwa lubona ne muk'omusajja gw'agambibwa...