TOP

Abasajja b'e Mbale bataayizza ebyana

Added 4th October 2012

ABASAJJA b’e Mbale beekoze ekigenyi. Bafunzizza ebyana ne babinyiga n’okuzina nabyo amazina aga buli kika omwabadde n’agalumira.

ABASAJJA b’e Mbale beekoze ekigenyi. Bafunzizza ebyana ne babinyiga n’okuzina nabyo amazina aga buli kika omwabadde n’agalumira.

Abadigize bano baabadde mu kisaawe ky’e Mbale ku wiikendi mu kivvulu Ekyategekeddwa kkampuni emu esogola omwenge ng’ekimu ku bikujjuko by’okujaguza emyaka 50.

Abasajja n’abakazi baabaddeyo mu bungi era abayimbi bwe baasuddemu omuziki ne batandika okunoonya be bazina nabo.

Obwedda buli w’oyita ng’olaba musajja na mukazi.

Wabula waabaddeyo n’abavubuka ab’effujjo abaabadde baagala okwambulamu abawala engoye mbu babayigirize amazina g’Ameefuga.

Abasajja nga bakaayanira omuwala.

 Omusajja ng’azina n’omuwala.

Abasajja b’e Mbale bataayizza ebyana

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Harold Kaija

Omukunzi wa FDC attiddwa mu...

AKULIRA okukunga abantu mu kibiina kya FDC mu disitulikiti y'e Lyantonde bamusse ne kireka ebibuuzo ku bigendererwa...

Minisita Namugwanya (mu kyenvu) n’omubaka Hussein (ku kkono) n’abamu ku bakulembeze abaalondeddwa.

Gavt. erondesezza akakiiko ...

GAVUMENTI erondesezza akakiiko ak'ekiseera ka bantu bataano mu St. Balikuddembe kagiyambeko okuddukanya akatale...

Amaka ga Kasango (mu katono) e Butabika mu munisipaali y’e Nakawa.

Obukama bwa Tooro buyingidd...

OLUVANNYUMA lwa ffamire okulemererwa okutuuka ku kukkaanya ku by'okuziika munnamateeka Bob Kasango eyafiira mu...

Florence Nabakooza bba Shafique Wangoli yakwatiddwa ng’ali lubuto.

Abaabulwako abaabwe olukala...

ABANTU abaabulwako abaabwe tebamatidde n'olukalala minisita w'ensonga z'omunda mu ggwanga Gen. Jeje Odong lwe yayajulidde...

Ku kkono; Hope Kitwiine, Mildref Tuhaise, Mercy Kainobwisho, Patience Rubagumya, Connie Kekihembo, Agnes Nandutu ne Irene Irumba.

Abakyala balaze ebirungi by...

ABAKYALA abali mu bifo by'obukulembeze mu by'obusuubuzi balaze okusomoozebwa abakazi kwe bayiseemu olwa corona...