TOP

Ekyana kitaayizza Walukagga n'asoberwa

Added 11th December 2012

OMUYIMBI Mathias Walukagga bamutenda obukalu naye ebigambo byamuweddeko kyanakiwala ekyamyuka entumbwe bwe kyamusazeeko ng’ali ku siteegi. Yasoose ne yeefuula atabiriiko naye ne kimulemerako nga kizina bwe kimwekukuutirizaako ekyaleetedde abawagizi okutandika okumukuba olube nti, “ Walukagga ba

OMUYIMBI Mathias Walukagga bamutenda obukalu naye ebigambo byamuweddeko kyanakiwala ekyamyuka entumbwe bwe kyamusazeeko ng’ali ku siteegi.

 

Yasoose ne yeefuula atabiriiko naye ne kimulemerako nga kizina bwe kimwekukuutirizaako ekyaleetedde abawagizi okutandika okumukuba olube nti, “ Walukagga bakutenda naye baako ky’okola”.

 

Walukagga wano we yatandikidde okuzina n’ekyana era oluyimba bwe lwawedde teyazzeemu kuyimba n’ava ku siteegi. Baabadde mu bbaala ya bayita Los Angels e Kawempe ku wiikendi.

Yasoose ne yeefuula atabiriiko naye ne kimulemerako nga kizina bwe kimwekukuutirizaako ekyaleetedde abawagizi okutandika okumukuba olube nti, “ Walukagga bakutenda naye baako ky’okola”.

Walukagga wano we yatandikidde okuzina n’ekyana era oluyimba bwe lwawedde teyazzeemu kuyimba n’ava ku siteegi.

Baabadde mu bbaala ya bayita Los Angels e Kawempe ku wiikendi.

Walukagga ng’azina n’ekyana.

Ekyana kitaayizza Walukagga n’asoberwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...