TOP

Ennyama ecamudde muwala wa Museveni

Added 23rd January 2013

ABABAKA ba NRM mu palamenti n’abakungu b’ekibiina kino abalala wiiki ewedde baabadde Kyankwanzi mu lusirika.

.ABABAKA ba NRM mu palamenti n’abakungu b’ekibiina kino abalala wiiki ewedde baabadde Kyankwanzi mu lusirika.

Baayogedde ku bintu bingi gattako n’okukola dduyiro eyatuusizza bangi okuyoya obusera.

Entikko ya byonna, kaabadde kabaga kwe baanyweredde n’okulya ebintu bingi omwabadde n’omucomo.

Mu bano mwe mwabadde n’omukungu ono abamu gwe baayise ekyana ate abalala nti muwala wa Museveni, eyalabise ng’omucomo gumucamudde.

Yasoose n’agwetegereza, n’ateekako ka simayiro n’oluvannyuma n’aguwa erinnyo.

 

 OBA NTANDIKIRE WA? Bwatyo omukazi ono bw’alabika okwebuuza.

Ennyama ecamudde muwala wa Museveni

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abantu nga babuuza ku Amuriat.

Amuriat abuuzizza ku balonz...

PATRICK Oboi  Amuriat (POA) eyeesimbyewo ku bwa pulezidenti owa FDC   ayolekera Kabale naye asoose  ku ssundiro...

Ambassador Mugoya (ku ddyo) minisita Okello oryem, Dr. Ahmed Ssengendo ne  BIruma Sebulime.

Dr. Ahmed Ssengendo alonded...

Olukungaana olw'ekibiina ekitwala amawanga g'Abasiraamu mu nsi yonna (OIC) olw'omulundi ogwa 47 lutudde mu kibuga...

Kasasa ng'ali mu ddwaaliro e Masaka.

Kasasa ebbanja lw'eddwaalir...

Omuyimbi Disan Kasasa adduse ku kitanda ayimbire Mukasa awone ebbanja ly'eddwaaliro. Omuyimbi ono era omuzannyi...

Pulezidenti Museveni ng’atuuka e Sironko gye yasisinkanidde abakulembeze ba NRM okuva e Sironko ne Bulambuli ku ssomero lya Masaba SSS.

Museveni asuubizza okuyamba...

PULEZIDENTI Museveni asuubizza okussa mu bajeti y'eggwanga ssente ez'okudduukirira abasuubuzi ne bannannyini bizinensi...

Bobi wine ng'atambula n'abawagizi be e Nakasongola.

Abawagizi ba Bobi Wine aban...

Bobi Wine n'abawagizi batabuse ne poliisi oluvannyuma kw'okubawa ekifo ekyewala okukubiramu kampeyini olubigaanye...