TOP

JR Junior y'ani?

Added 23rd January 2013

MMOTOKA eno ey’ekika kya BMW ‘Single door’ yasangididwa mu paakingi ya Crane Chambers ku luguudo Kampala. Eriko nnamba ‘JR JUNIOR’.

MMOTOKA eno ey’ekika kya BMW ‘Single door’ yasangididwa mu paakingi ya Crane Chambers ku luguudo Kampala. Eriko nnamba ‘JR JUNIOR’.

Tetunnamanya ani nnannyini mmotoka eno etemya ng’omuntu. Oba nayo y’omu ku booluganda lw’omugagga Sudhir? nti ezize ziriko SR ate eza mukyala we nnyingi zibeerako JR. Kati ate JR Junior oba y’ani? Nze naawe.

 

 

JR Junior y’ani?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....